English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
For proper management, roles should be distributed to the respective people.
|
Olw'okuddukanyizibwa obulungi, emirimu girina okugabanyizibwa mu bantu ab'enjawulo.
|
People who are selling pork have gone out of business.
|
Abatunda embizzi tebakyalina mirimu.
|
Hospital administrators help run the operations of the hospital.
|
Abakulira eddwaliro bayambako mu kuddukanya emirimu gy'eddwaliro.
|
He was fired from his job.
|
Yagobeddwa ku mulimu gwe.
|
mohammedan
|
okuwadimuka.
|
What purpose does letter of approval serve?
|
Ebbaluwa ekukakasa ya mugaso ki?
|
The youth have been misled by their peers.
|
Abavubuka bawabiziddwa banaabwe.
|
Farmers were encouraged to resort to bee keeping to fight poverty.
|
Abalimi baakubirizibwa okudda ku kulunda enjuki okusobola okulwanyisa obwavu.
|
panic
|
okugugunga.
|
A three year cholera protection is provided by the vaccine as seen in Hoima .
|
Eddagala lino erikozesebwa mu kugema liwa omuntu obukuumi bwa myaka esatu nga bwe kyalabibwa e Hoima
|
Some parents can financially support their children in everything.
|
Abazadde abamu mu by'ensimbi basobola okuyamba abaana baabwe mu buli kimu.
|
The climate in Uganda favors the growth of vanilla.
|
Embeera y'omudde mu Uganda esobozesa okukula kwa vanilla.
|
There is an increasing demand for clean water.
|
Waliwo obwetaavu bw'amazzi amayonjo obweyongera.
|
He learnt about row farming as a member of a farmer's association.
|
Yayiga ku nnima y'ennyiriri olw'okuba mmemba w'ekibiina ky'abalimi.
|
swing
|
okuwuuba
|
stumpy
|
nnakimpi ginya.
|
shake
|
okugulumba
|
cut
|
okusonjola.
|
People with disabilities need funds to start up their own economic projects.
|
Abantu abaliko obulemu beetaaga ensimbi okutandikawo pulojekiti ezaabwe ezivaamu ssente.
|
The farmer grows his plants in rows.
|
Omulimu asimba ebirime bye mu nnyiriri.
|
Negative forces are sabotaging our values striking the family and the youth
|
Amaanyi amabi gasekeeterera omuwendo gwaffe nga gasikiriza amaka n'abavubuka.
|
A medical worker was arrested for selling expired drugs to people.
|
Omusawo yakwatiddwa lwa kuguza bantu eddagala eryayitako.
|
How do you apply for grants?
|
Osaba otya obuyambi bw'okunoonyereza?
|
angle
|
okuloba.
|
overlook
|
okw olekera.
|
Promises about refurbishing damaged culverts have up to now not been addressed .
|
Ebisuubizo by'okutereeza ebigoma ebyayonooneka n'okutuusa leero tebituukirizibwanga.
|
The chairman called for a village meeting.
|
Ssentebe yayita olukiiko lw'ekyalo.
|
enchantment
|
obulogo.
|
modern
|
a munnakuzino.
|
Ladies should be well represented at the leadership committee.
|
Abakazi bateekeddwa okukiikirirwa obulungi ku kakiiko k'obulembeze.
|
there
|
wali
|
People should avoid cutting down trees.
|
Abantu balina okwewala okutema emiti.
|
The headteacher said that emphasis should be put on science subjects.
|
Omukulu w'essomero yagambye nti essira liteekeddwa kuteekeba ku masomo ga ssaayansi.
|
The celebrations were aired on the radio.
|
Okujaguza kwayise ku mpewo za laadiyo.
|
He left his political party over issues of favouritism.
|
Yava mu kibiina kye eky'ebyobufuzi lwa nsonga za kyekubiira.
|
hot
|
okubugumya.
|
The district should lobby and get health equipment from the Ministry.
|
Disitulikiti erina okusaka n'okufuna ebikozesebwa ebyobulamu okuva ku minisitule.
|
The doctors did their part to save his life.
|
Abasawo baakola ogwaabwe okutaasa obulamu bwe.
|
delay
|
obwezimbiriza.
|
We are the youngest population in the elections
|
Ffe tusinga obuto mu kulonda.
|
There are many sexually transmitted diseases in the country.
|
Waliwo endwadde z'ekikaba nnyingi mu ggwanga.
|
You should love one another.
|
Mulina okwagalana.
|
Most refugees are found in refugee camps.
|
Abanoonyiboobubudamu abasinga basangibwa mu nkambi z'abanoonyiboobubudamu.
|
Why does police usually endanger people's lives during their activities?
|
Lwaki poliisi etera okulumya abantu nga bali mu mirimu gyabwe?
|
The lockdown will be extended if cases continue to rise
|
Omuggalo gujja kwongezebwayo singa abalwadde beeyongera.
|
My mother is one of the candidates in the race for district speaker.
|
Mmange y'omu ku beesimbyewo okuvuganya ku kifo ky'omukubiriza w'olukiiko lwa diisitulikiti.
|
Poverty can be eliminated if people are involved in development al activities.
|
Obwavu busobola okugibwawoo singa abantu beenyigira mu mirimu egikulaakulanya.
|
The Uganda media centre should ensure that the rights of journalists are protected.
|
Essengero ly'amawulire lilina okulaba nga eddembe bya bannamawulire likuumibwa.
|
They appreciated the government's effort towards improving their standard of living.
|
Baasiima amaanyi ga gavumenti mu kutumbula embeera gye bwawangaaliramu.
|
The ideology is about empowering people and involving them in decision making.
|
Endowooza eri ku kuzzaamu bantu maanyi n'okubeetabya mu kukola okusalawo.
|
The police is investigating the death of the refugee.
|
Poliisi enoonyereza ku nfa y'omunoonyiwoobubudamu.
|
The nineteen-year-old represented her district well .
|
Ow'emyaka ekkumi n'omwenda yakiikiridde bulungi disitulikiti ye.
|
money
|
effeeza
|
Many patients are taking longer to cure.
|
Abalwadde bangi balwawo okuwona.
|
People have been left homeless because the storm destroyed their property.
|
Abantu baasigadde tebalina wakubeera oluvannyuma lw'omuyaga okwonoona ebintu byabwe.
|
abolish
|
okumenya
|
prolapse (of rectum)
|
ekiziri.
|
There are various ways of resolving conflicts.
|
Waliwo enkola nnyingi nnyo ez'okujungulula obukuubagano.
|
The government does not have funds to construct boreholes for people.
|
Gavumenti terina nsimbi za kuzimbira bantu nayikondo.
|
We should work together irrespective of any aspect.
|
Tulina kukolera wamu nge tetufuddeeyo ku nsonga yonna.
|
whether
|
obanga
|
fail
|
okukubo busu. f. to obtain
|
We have a right to express our feelings.
|
Tulina eddembe okwogera kye tuwulira.
|
Police operations are fundedby the government..
|
Ebikwekweto bya poliisi bivujjirirwa gavumenti.
|
flock
|
ekisibo
|
What is the soil made of?
|
Ettaka likolebwa mu ki?
|
real
|
a mazima
|
A trainee nurse is checking patients in the hospital.
|
Omusawo atendekebwa akebera abalwadde mu ddwaliro.
|
prune
|
okukongojjola.
|
furl
|
okuzinga.
|
rush
|
okupaala
|
The village chairperson said that he will not contest in the next term.
|
Ssentebe w'ekyalo yagamba nti tajja kuvuganya ku kisanja ekijja.
|
A few people have not vacated the place yet.
|
Abantu abatono tebannaba kuva mu kifo.
|
Never compromise the quality of work for anything.
|
Tosuula omutindo gw'omulimu olw'ekintu kyonna.
|
Floods destroy crops in the garden,
|
Amataba goonoona ebimera mu nnimiro.
|
You should always think before you act.
|
Olina bulijjo okulowooza nga tonnabaako ky'okola.
|
electricity lines are being extended to different areas.
|
Ennyiriri z'amasannyalaze zituusibwa mu bintu ebyenjawulo.
|
The nearby districts are ready to combat African swine fever.
|
Disitulikiti eziriraanyewo neetegefu okumalawo omusujja gw'embizzi.
|
They migrated because of wars in their home country.
|
Baasenguka olw'entalo mu ggwanga lyabwe.
|
The government refused to return the white rhinos to the Northern regions.
|
Gavumenti yagaana okuzza enkula enjeru mu bitundu by'obukiikakkono.
|
Ones' health status is his or her responsibility.
|
Embeera y'obulamu bw'omuntu buba buvunaanyizibwa bwe.
|
Schools in the same district perform differently.
|
Amasomero agali mu disitulikiti y'emu gakola mu ngeri ya njawulo.
|
fright
|
kasajjaffuba.
|
Some Christians have dragged the church to court for unpaid rent of their land.
|
Abakrisito abamu baloopye ekkanisa mu kkooti olw'obutabasasula nsimbi za bupangisa.
|
mid
|
ettuntu. m.night
|
Some people in the government offices are corrupt.
|
Abantu abamu mu woofiisi za gavumenti bakenenuzi.
|
left (hand)
|
(gwa) kkono.
|
Appeals are decided by panels of three judges.
|
Okujulirwa kusalibwawo olutuula lw'abalamuzi basatu.
|
drum
|
sserumbeete
|
Girls have pregnancy complications during delivery.
|
Abawala bafuna obuzibu obujja olw'okuba n'olubuto nga bazaala.
|
Fathers spend most of the time looking for what to feed their families.
|
Bataata bamala obudde bwabwe obusinga nga banoonya eky'okuliisa amaka gaabwe.
|
How can a loan result into domestic violence?
|
Looni eyinza etya okuvaamu obutabanguko mu maka?
|
idleness
|
obugayaavu
|
mat
|
okuluka.
|
Men have been prosecuted in the courts of law for not providing for their families.
|
Abasajja basimbiddwa mu mbuga z'amateeka olw'obutalabirira maka gaabwe.
|
The leader thanked the church for shaping students in society.
|
Omukulembeze yeebazizza ekkanisa okubangula abayizi mu kitundu.
|
Money should be spent for the right purpose with accountability.
|
Ssente zirina okusaasaanyizibwa ku kintu ekituufu era n'ensaasaanya eragibwe.
|
overcast
|
become
|
Coffee growing helps to reduce soil erosion.
|
Okusimba emmwanyi kuyambako okukendeeza ku kukulukuta kw'ettaka
|
We will be grateful if you maintain the roads and infrastructure in the district.
|
Tujja kuba basanyufu singa okuuma enguudo n'ebintu ebigasiriza awamu abantu mu disitulikiti.
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.