English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
Residents were invited to attend the grand opening of the police station.
|
Abatuuze baayitiddwa ku mukolo gw'okuggulawo poliisi.
|
The fasting season is good for meditation for all Muslims.
|
Ekiseera ky'ekisiibo kikulu nnyo okwogerezeganya ne Katonda eri Abasiraamu.
|
arrange
|
okuteekateeka
|
heron
|
ssekanyolya
|
few
|
okutoniwa.
|
basket
|
endabi
|
horrify
|
okutiisa
|
The team was ready to take on the challenge for the title.
|
Ttiimu yabadde neetegefu okulwanira ekikopo.
|
She watches television almost the whole day.
|
Alaba ttivvi kumpi okumala olunaku lulamba.
|
stammer
|
okunaanaagira
|
down
|
olusisi
|
vinedresser
|
omulimi w'emizabbibu.
|
perchance
|
kazzi.
|
deaf
|
okwevumba.
|
blind
|
zibe wa maaso; b. in one eye
|
The program will improve refugee access to basic needs.
|
Enteekateeka ejja kwongera ku busobozi bw'abanoonyiboobuibudamu okufuna ebyetaago by'omu bulamu bwa bulijjo.
|
Working together is a key to development .
|
Okukolera awamu kye kisumuluzo ky'enkulaakulana.
|
The contractor was urged to level the ground with the discontented workers.
|
Kontulakita yasabibwa okuteesaganya n'abakozi abatali bamativu.
|
Poor hygiene leads to diseases like cholera
|
Obukyafu buvaako endwadde nga kkolera.
|
distinguished
|
atiikirivu; be d.
|
Employees need motivation at work.
|
Abakozi beetaaga okubazzaamu amaanyi okukola.
|
We have never received any accountability for the taxes.
|
Tetufunanga mbalirira ya misolo yonna.
|
There was massive distribution of free masks in Kampala.
|
Waaliwo okugaba okw'amaanyi okwa zi masiki ez'obwereere mu kampala.
|
elders will have access to their basic needs.
|
Abakadde bajja okufuna ebyetaago mu bulamu bwabwe obwa bulijjo.
|
Women can perfectly do jobs that men do.
|
Abakyala basobolera ddaala okukola obulungi emirimu abaami gye bakola.
|
Motorcycles are a faster means of road transport.
|
Ppikipiki y'engeri eyamangu ey'entambula y'oku kkubo.
|
dark (in colour)
|
ddugavu. be d.
|
Why is sanitation important in schools?
|
Lwaki obuyonjo bwa mugaso mu masomero?
|
All the players on my team were disappointed.
|
Abazanyi bonna ku tiimu yange baaweddemu amaanyi.
|
wonder
|
ekitalo
|
There are no garbage trucks to collect the garbage from the business centers.
|
Tewali bimmotoka bya kasasiro kukungaanya kasasiro okuva mu bitndu ebikolebwamu bizinesi.
|
The team failed to accept the match results.
|
Ttiimu yagaanye okukkiriza ebyavudde mu muzannyo.
|
Many women are single mothers.
|
Abakyala bangi bannakyeyombekedde.
|
The golf club has partnered with different sectors to establish a recreation centre.
|
Ttiimu ya goofu ekoze emikago n'ebitongole eby'enjawulo okuteekawo ebifo ebizannyirwamu emizannyo.
|
contribution
|
ekiweebwayo.
|
truly
|
mazima
|
Report any suspicious acts in the environment to the police.
|
Loopa ebikolwa ebyekengerwa byonna mu kitundu eri poliisi.
|
Many health workers were unhappy.
|
Abasawo bangi tebaali basanyufu.
|
Who are the beneficiaries of operation wealth creation?
|
Baani abaganyulwa mu bonna bagaggawale?
|
The language barrier is still a major challenge to many.
|
Obutamanya nnimi kikyali kya kusoomooza mu bantu bangi.
|
How can local products increase the country's revenue?
|
Ebintu ebifulumizibwa mu ggwanga biyinza bitya okwongera ku musolo gw'eggwanga?
|
We should practice democracy.
|
Tuteekeddwa okukozesa demokulasiya.
|
Premature babies are put into the incubator.
|
Abaana abazaaliba nga tebanneetuuka bateekebwa mu kyuma ekibabikka.
|
Poultry projects are a source of income.
|
Pulojekiti z'okulunda enkoko zivaamu ssente.
|
Who is responsible for supervising government projects?
|
Ani avunaanyizibwa ku kulondoola pulojekiti za gavumenti?
|
The bridge construction offered job opportunities for some people in the community.
|
Okuzimba olutindo kwawadde abantu abamu emirimu mu kitundu emirimu.
|
Men should take care of their homes.
|
Abasajja bateekeddwa okulabirira amaka gaabwe.
|
complain
|
okwemulugunya
|
People are free to use their land as they want.
|
Abantu balina eddembe okukozesa ettaka lyabwe nga bwe baagala.
|
Ugandan has over six political parties currently.
|
Uganda erina ebibiina by'obufuzi ebisoba mu mukaaga
|
It is evil to falsely accuse others.
|
Kibi okunenya abalala mu bukyamu.
|
Even a team with the majority being new players, can win a match.
|
Ne ttiimu erimu abazannyi abapya abangi, esobola okuwangula oluzannya.
|
There will be a meeting at the community town hall with the hospital administrators.
|
Wajja kubaawo olukiiko mu kizimbe ky'ekitundu omutuuzibwa enkiiko n'abakulira eddwaliro.
|
colobus monkey
|
engeye.
|
motive
|
ensonga; use c. form of verb
|
An announcement made in the presence of the president.
|
Ekirango ekikolebwa nga puezidenti waali.
|
bracelet
|
empogo
|
It is always muddy during the rainy season.
|
Ebiseera by'enkuba bitera okuba eby'ebisooto.
|
plough
|
okukabala
|
A hospital should have electricity.
|
Eddwaliro lirina okubeera n'amasannyalaze.
|
chase
|
okuyigga
|
case
|
nnamunkukuulu; (box) essanduuku
|
What endangered animal species found in Uganda.
|
Bisolo ki ebiri mu bulabe bw'okusaanawo mu Uganda?
|
Family planning reduces the population in the country.
|
Enkola ya kizaala ggumba ekendeeza ku bungi bw'abantu mu ggwanga.
|
How many seeds do you plant on an acre of land?
|
Osimba esigo mmeka ku yiika y'ettaka?
|
The maturity of the elected leaders was appreciated and others were advised to copy them.
|
Endowooza enkulu ez'abakulembeze abalondeddwa zaasiimibwa n'abalala ne bakubirizibwa okuzikoppa.
|
Onduparaka drew with Uganda people's defence forces away from home.
|
Onduparaka yakola amaliri bwe yali ekyalidde Uganda peoples defence force.
|
If a crime is committed, report to the nearby police station.
|
Singa omusango guzzibwa, loopa ku poliisi ekuli okumpi.
|
amazement
|
okwewuunya
|
irrelevantly
|
talk
|
Chairmen are working hand in hand with the people to set up toilets.
|
Ba ssentebe bakolaganira wamu n'abantu okuteekawo zi kaabuyonjo.
|
They have been given new skills to handle patients.
|
Baweereddwa obukodyo obupya obw'okukwatamu abalwadde.
|
copy
|
okufaananya;
|
Due to shortage of funds, they have failed to implement anything.
|
Olw'ebbulwa ly'obuyambi baalemwa okubaako kye bateeka mu nkola.
|
unexpectedly
|
kibanubanu
|
There is a need to employ more doctors in the village health center.
|
Waliwo obwetaavu bw'okuteeka abasawo mu malwaliro g'omu kyalo.
|
rudder
|
enkasi egoba.
|
temper
|
obusungu
|
The council is relying on the business group to finance the project.
|
Akakiiko keesigamye ku kibiina bya busuubuzi okuvujjirira pulojekiti.
|
pigmy
|
omumbuti.
|
Confirmations are usually backed with facts.
|
Obukakafu bulijjo bugenda n'ebituufu.
|
The lawbreakers have been taken to the courts of law
|
Abamenyi b'amateeka batwaliddwa mu mbuga z'amateeka
|
Disabled people should be supported.
|
Abantu abaliko obulemu balina okuyambibwa.
|
take
|
okumenya. t. in from drying
|
push
|
okusindika
|
low
|
okuwoloma
|
Farmers asserted that they receive poor quality seeds from operation wealth creation.
|
Abalimi baagambye nti bafuna ensigo z'omutindo omubi okuva mu bonnabagaggawale.
|
foam
|
okufuukuula
|
Ugandans are requested to watch and support the She Cranes as the take on South Africa on Wednesday.
|
Bannayuganda basabiddwa okulaba n'okuwagira ttiimu y'omupiira gw'abakazi eya She Crane nga ezannya mu South Africa ku lwokusatu.
|
Are the products legally produced?
|
Ebikolebwa bikolebwa mu mateeka?
|
Youths have started a strike.
|
Abavubuka batandise okwekalakaasa.
|
Not every discussion held by people ends peacefully.
|
Si buli kukubaganya birowoozo okutegekebwa abantu nti kuggwa mu mirembe.
|
Women were always congested on the water points.
|
Abakazi batera okuba abangi ku nzizi.
|
She walked a long distance to go to school.
|
Yatambula olugendo luwanvu okugenda ku ssomero.
|
Lawbreakers have been imprisoned.
|
Abamenyi b'amateeka basibiddwa.
|
The police will evict the herdsmen from the region.
|
Poliisi ejja kusengula abalunzi mu kitundu.
|
Who is a good Samaritan?
|
Ani musamaaliya omulungi?
|
priceless
|
tagulika
|
Our boss shall be traveling abroad next month.
|
Mukama waffe ajja kugenda ebweru w'eggwanga omwezi ogujja.
|
clerk
|
kkalaani
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.