English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
Student's can improve their communication skills during debates.
|
Abayizi basobola okulongoosa obukugu bwabwe mu by'empuliziganya mu biseera by'okukubaganya ebirowoozo.
|
Clean water is safer and better for use.
|
Amazzi amayonjo malungi okukozesa.
|
manipulate
|
okutogaa toga
|
Ambulances carry patients to the hospital.
|
emmotoka atambuza abalwadde zitwala abalwadde mu ddwaliro.
|
haversack
|
ensawo.
|
Water is a basic need for everyone.
|
Amazzi kyetaago mu bulamu obwa bulijjo eri buli omu.
|
There are few cases of domestic violence in Nebbi district.
|
Waliwo emisango gy'obutabanguko bw'omu maka mitono mu disitulikiti y'eNebbi.
|
incorruptible
|
mwesigwa.
|
The stone quarry will be fenced to prevent accidents.
|
Ekirombe ky'amayinja kijja kuteekebwako ekikomera okutangira obubenje.
|
void
|
okudibya; become v.
|
The district needs to lobby more and more finances from the government.
|
Disitulikiti yeetaaga okusaka ssente eziwerera ddaala okuva mu gavumenti.
|
Today the ministry celebrates a day meant to encourage the culture of reading.
|
Leero minisitule ejaguza olunaku oluteekeddwa okukubiriza okusoma.
|
The church will support existing departments.
|
Ekkanisa ejja kuyamba ebitongole ebiriwo.
|
People should a balanced diet.
|
Abantu balina okulya obulungi.
|
We prepare for what is yet to come.
|
Twetegekera ekyo ekinaatera okujja.
|
The constitution was revised last year.
|
Ssemateeka yeetegerezebwa omwaka oguwedde.
|
Patients do not have peace in health centers.
|
Abalwadde tebalina mirembe mu malwaliro.
|
bind
|
okunyweza.
|
Finalists supported by the fund would like to contribute to helping more students.
|
Abayizi abali mu mwaka gw'akamalirizo nga babadde ku buyambi bandiyagadde okuwaayo okuyamba abayizi abalala.
|
Women had a get together event.
|
Abakyala baalina omukolo ogubagatta.
|
rise
|
okugolokoka
|
assemble
|
okukuluumulula.
|
In three years ,cleanliness measures about how to defeat cholera will be known.
|
Mu myaka esatu enkwatamu y'obuyonjo ku ngeri y'okuwangulamu kolera ejja kuba emanyikiddwa.
|
Everyone is important in the development of society.
|
Buli omu wa mugaso mu nkulaakulana y'ekitundu.
|
Crop growing takes time.
|
Okukula kw'ebimera kutwala obudde.
|
He asked them to cooperate with the supporters of the opposition parties.
|
Yabasabye bakwatagane n'abawagizi b'ebibiina ebivuganya gavumenti.
|
Laws on environmental protection should be enforced.
|
Amateeka ku kukuuma obutonde bw'ensi galina okukwasibwa.
|
I am working as a volunteer at church.
|
Nkola bwannakyewa ku kkanisa.
|
pronounce
|
okwogera; p. correctly
|
The new leaders will serve for two years.
|
Abakulembeze abaggya bajja kuweereza okumala emyaka ebiri.
|
boot
|
engatto.
|
Cocoa is the key ingredient for manufacturing chocolate.
|
Kkooko kirungo kikulu nnyo mu kukola chocolate.
|
Once the fire catches the thatched house it spreads rapidly.
|
Omuliro bwe gukwata ennyumba ey'essubi gusaasaana mangu.
|
sod
|
effunfugu.
|
The government needs to improve the transport network in the region.
|
Gavumenti yeetaaga okutereeza ebyentambula mu kitundu.
|
His uncle was arrested for raping a woman.
|
Kojjaawe yakwatiddwa olw'okusobya ku mukazi.
|
bonesetter
|
omuyunzi.
|
The presence of oil can only be determined by drilling oil wells.
|
Okubaawo kw'amafuta kuyinza kukakasibwa na nzizi z'amafuta.
|
Locusts have invaded the country again.
|
Enzige zizzeemu okulumba eggwanga.
|
Partnerships with other countries were established to increase health supplies
|
Omukago n'amawanga amalala zagunjibwawo okwongera ku byetaagisibwa mu byobulamu.
|
Why are you signing secular music?
|
Lwaki oyimba ennyimba z'ensi?
|
Christians want to serve the Lord.
|
Abakrisitaayo baagala okuweereza Katonda.
|
The district needs more medicine to carry out vaccination.
|
Disitulikiti yeetaaga eddagala eddaala okusobola okugema.
|
kite
|
kamunyi
|
erect
|
golokofu.
|
He is a very talented dancer.
|
Alina ekitone mu kuzina amazina.
|
Defeat does not necessarily mean loss of victory.
|
Okuwangulwa tekitegeeza kufiirwa buwanguzi.
|
The union has been crucial in fighting for the teacher's rights.
|
Okwegatta kubadde kwa nkizo mu kulwanirira eddembe ly'abasomesa.
|
There are a few schools in our region.
|
Waliwo amasomero matono mu kitundu kyaffe.
|
The water tank at home helps us reserve water in case of water shortage.
|
Ttanka y'amazzi ewaka etuyamba okukuuma amazzi singa wabaawo ebbula ly'amazzi.
|
Does anyone know how to stop it from happening?
|
Waliwo yenna amanyi engeri y'okukikomya okubaawo?
|
Film is meant for entertainment.
|
Firimu ziriwo kusanyusa.
|
He died the next day after being admitted in the hospital.
|
Yafa olunaku olwaddirira lwe yaweerwako ekitanda mu ddwaliro.
|
european
|
a kizungu.
|
cooked
|
okuyungulukuka
|
distort
|
okuweesa.
|
Some animal diseases make their meat unsafe for people's consumption.
|
Endwadde z'ebisolo ezimu zifuula ennya yaazo obutaba nnungi kuliibwa bantu.
|
Nebbi district officials want to foster peace and reconciliation among the people.
|
Abakungu ba disitulikiti y'e Nebbi baagala emirembe n'okukkiriziganya mu bantu.
|
blade (grass)
|
ekikolokonda.
|
He said he will leave the school soon.
|
Yagambye nti ajja kuva ku ssomero mu bwangu ddaala.
|
protest
|
okuwakana
|
Many teachers in government schools lost their jobs after being dereted from the payroll by the ministry of public service .
|
Abasomesa bangi mu masomero ga gavumenti baafiirwa emirimu gyabwe oluvannyuma lwa minisitule y'abakozi okubaggya ku lukala lw'abasasulwa gavumenti.
|
dissolute
|
okwega yagula
|
Eyewitnesses have been called to testify in the court.
|
Abeerabirako n'amaaso baayitiddwa mu kkooti okuwa obujulizi.
|
The government is trying to help farmers in the country.
|
Gavumenti egezaako kuyamba balimi mu ggwanga.
|
Football has many fans.
|
Omupiira gw'ebigere gulina abawagizi bangi nnyo.
|
Educators reach young people who are far from one another to build a global network.
|
Abayigisa batuuka ku bavubuka abato bangi abali ewala ne bannaabwe okuzimba olujegere lw'ebyempulizuganya olw'ensi yonna.
|
The president of Uganda is looking forward to awarding outstanding primary teachers.
|
Pulezidenti agenda kusiima abasomesa ba pulayimale abakola obulungi.
|
Tourists came to Uganda to visit Sezibwa falls.
|
Abalambuzi bajja mu Uganda okulaba ebiyiriro bya Sezibwa.
|
It's the police's duty to carry out investigations on crimes committed.
|
Mulimu gwa poliisi okunoonyereza ku misango egizziddwa.
|
They don't have the specified license to do the job.
|
Tebalina layisinsi ekkirizibwa okukola omulimu.
|
belt
|
siripi omusipi.
|
The police officers failed to track the thieves...
|
Abakungu ba poliisi baalemeddwa okuzuula ababbi.
|
impudent
|
a kyejo; be i.
|
The role of the police is to keep law and order.
|
Omulimu gwa poliisi gwa kukuuma mateeka n'ebiragiro.
|
Kawempe hospital is being discussed on a radio program
|
Eddwaliro ly'e Kawempe liteesebwako ku pulogulaamu ya laadiyo.
|
Investigations are needed to prove that the case actually happened.
|
Okunoonyereza kwetaagisibwa okukakasa nti omusango ddaala gwaliwo.
|
ballad
|
oluyimba.
|
asleep
|
okwebaka
|
There is an increase in domestic violence during the Corona lockdown.
|
Obutabanguko mu maka bweyongedde mu biseera by'omuggalo gwa ssenyiga kolona.
|
Jesus entered Jerusalem sitting on a horse.
|
Yesu yayingira mu Yerusaalemi ng'atudde ku ndogoyi.
|
sack
|
okunyakula; (dismiss) okugoba.
|
compassionate
|
okusaasira.
|
People are using mosquito nets as fences for their small gardens
|
Abantu bakozesa obutimba bw'ensiri ng'ebikomera byobulimiro bwabwe obutono.
|
reddish
|
myukirivu
|
She was wearing an expensive necklace.
|
Yali ayambadde omukuufu ogw'ebbeeyi.
|
Lack of hope could make one kill him or herself.
|
Obutaba na ssuubi kireetera omuntu okwetta.
|
Schools have been re-opened today.
|
Amasomero gazzeemu okuggulwawo leero.
|
unconsciousness
|
okuzirika; (ignorance) obutamanya.
|
Our company has more than a hundred workers.
|
Kkampuni yaffe erina abakozi abasukka mu kikumi.
|
The man stared at us without blinking.
|
Omusajja yatutunuulira awatali kutemya.
|
Why bible study is important for Christians.
|
Lwaki okusomesa Bbayibuli kikulu eri abakrisitaayo?
|
My mother is a primary teacher.
|
Maama wange musomesa wa pulayimale.
|
palpitate
|
okupakuka.
|
The ministry has advocated for the use of satellites in areas with the poor network.
|
Minisitule esabye okukozesa ebyuma bimusikirawala mu bitundu ebirina neetiwaaka embi.
|
Both the public and the private sector provide employment.
|
Gavumenti n'abantu ba bulijjo basobola okugaba emirimu.
|
The new leader continued to promise spiritual, social and economic progress.
|
Omukulembeze omugya yeyongedde okusuubiza obuwanguzi mu by'omwoyo, eby'embeera n'ebyenfuna.
|
The number of taxpayers has increased.
|
Omuwendo gw'abasasula omusolo gweyongedde.
|
Corruption is a very bad habit done by many people in the country.
|
Okulya enguzi muzze mubi nnyo ogukolebwa abantu bangi mu ggwanga.
|
quickly
|
kafuufu
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.