English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
diviner
|
omufumu
|
She is jealous of her sister.
|
Akwatirwa muganda we obuggya.
|
fleece
|
ebyoya eby'endiga.
|
Office handover involves the person leaving office and the predecessor.
|
Okuwaayo woofiisi kutwaliramu omuntu ava mu woofiisi n'agiyingira.
|
Some refugees were killed in the area.
|
Abanoonyiboobubudamu abamu battiddwa mu kitundu.
|
A pilot project is conducted to evaluate the feasibility, cost and duration of a project.
|
Okugezesa kukolebwa okupima engeri y'okukolamu ekintu, omuwendo n'obudde bwa pulojekiti.
|
insect
|
akawuka; vide akasisi
|
The diocese had to engage in the fight against ebola.
|
Obudyankoni bwalina okwenyigira mu kulwanyisa Ebola.
|
innumerable
|
obutabalika.
|
Country laws should be upheld by community members.
|
Amateeka g'eggwanga galina okukuumibwa abantu mu kitundu.
|
There are land conflicts in Moyo district.
|
Waliwo obukuubagano ku ttaka mu disitulikiti y'e Moyo.
|
There was an illegal eviction of people from that land.
|
Waaliwo okugoba abantu ku ttaka eryo mu okutaali mu mateeka.
|
interfere
|
okwegerekereza.
|
warm
|
omusana).
|
finish
|
okukunja
|
Parents should work hard to provide basic needs for their girl children.
|
Abazadde bateekeddwa okukola ennyo okuwa abaana baabwe ab'obuwala ebyetaago ebikulu.
|
Some teachers are not comfortable with transfers.
|
Abasomesa abamu tebaagala kukyusibwa..
|
Religious dominations should exist peacefully with others.
|
Enzikiriza z'edddiini zirina okubaawo mu mirembe ne zinaazo.
|
Everyone deserves to be cautious about their mental health.
|
Buli muntu alina okufaayo ku bulamu bwe obw'obwongo.
|
Hospital stakeholders are concerned about the well being of the hospital.
|
Abaddukanya eddwaliro kibakakatako okulaba ng'eddwaliro liri mu mbeera nnungi.
|
Men should start up savings groups.
|
Abasajja bateekeddwa okutandika ebibiina ebitereka ensimbi.
|
trail
|
okukulula.
|
That company is known for constructing good roads.
|
kkampuni emanyiddwa lwa kuzimba nguudo ennungi.
|
Killers should be executed.
|
Abatemu balina okuttibwa.
|
Storms cause people to suffer.
|
Emiyaga giviirako abantu okubonaabona.
|
Janet Museveni spoke to the teachers in Koboko district.
|
Janet Museveni yayogedde eri abasomesa mu disitulikiti y'e Koboko.
|
He set up a music studio in his father's spoilt minibus.
|
Yatandikawo situdiyo y'ennyimba mu mminibbaasi ya taata eyayonooneka.
|
The judge said it is not good to deprive children of their rights.
|
Omulamuzi yagambye nti si kirungi okuggyako abaana dembe lyabwe.
|
An agreement was signed between both parties.
|
Endagaano yassibwako emikono wakati w'ebiwayi.
|
assembly
|
ekibiina
|
People contributed funds towards the establishment of the bridge.
|
Abantu baawaddeyo obuyambi okuzimba olutindo.
|
Humans survive on food.
|
Abantu bawangaal lwa mmere.
|
The district should fence the pool to avoid children from accessing it.
|
Disitulikiti erina okussa olukomera ku kidiba ekiwugirwamu okwewala abaana okukigendako.
|
A good coach is seen from the match results.
|
Omutendesi omulungi alabibwa okuva mu bivudde mu luzannya.
|
strait
|
omukutu
|
unravel
|
okusambulula
|
quiet
|
okulaala; become q.
|
skeleton
|
omugo gge; (of house) omusekese.
|
hip
|
bbunwe
|
The farmers need machines and other equipment to boost agricultural productivity.
|
Abalimi beetaaga ebyuma n'ebikozesebwa ebirala okwongera ku makungula.
|
She washed her clothes from the rain.
|
Engoye ze yazooleza mu nkuba.
|
Forward what you cannot handle to those that can.
|
Weereza ekyo ky'otasobola eri abakisobola.
|
sketch
|
okukuba ekifaananyi.
|
The government will create a stable and working environment for local investors.
|
Gavumenti ejja kutondawo embeera entebenkevu era ennungi okukoleramu eri bamusigansimbi aba kuno.
|
Roads constructed by the government are always safe for traveling.
|
Enguudo ezizimbiddwa gavumenti bulijjo ziba nnungi za kutambulirako.
|
Increased number of merchants in an area boosts commerce and revenue.
|
Omuwendo gw'abasuubuzi okweyongera mu kitundu kutumbula ebyobusuubuzi n'omusolo.
|
Criminals cause a lot of suffering to innocent people.
|
Abazzi b'emisango babonyaaboonya nnyo abantu abatalina musango.
|
Human immune virus is highly spread in Moyo.
|
Akawuka akaleeta mukeneenya kasaasaanye nnyo mu Moyo.
|
Districts have been told to have the capacity to handle government projects.
|
Disitulikiti zigambiddwa okubeera n'obusobozi okukwasaganya pulojekiti za gavumenti.
|
Only interested farmers will get the seedlings.
|
Abalimi abeetaaga okuzirima bokka be bajja okufuna ensigo.
|
One of the contestants was arrested for bribing voters.
|
Omu ku beesimbyewo yakwatiddwa lwa kugulirira balonzi.
|
Some people lose their lives as a result of mob justice.
|
Abantu abamu bafiirwa obulamu bwabwe oluvannyuma lw'okutwalira amateeka mu ngalo.
|
The district needs to establish new infrastructures in the area.
|
Disitulikiti yeetaaga okuzimba ebintu ebipya mu kitundu.
|
The local government chairs the project meetings.
|
Gavumenti y'ebitundu y'ekulira enkiiko za pulojekiti.
|
Refugees were repatriated to their motherland.
|
Abanoonyiboobubudamu bazziddwayo mu nsi yaabwe.
|
person
|
omuntu; (in theology) peresona.
|
worm
|
ekisokomi
|
The government officials are known to be corrupt.
|
Abakungu ba gavumenti bamanyiddwa ku kuba abali b'enguzi.
|
Passengers should stay at the bus terminal until daybreak.
|
Abasaabaze balina okusigala mu kifo baasi mwe zisimba okutuuka nga obudde bukedde.
|
What influences price increase?
|
Ki ekireetera emiwendo okulinnya?
|
membrane
|
ensawo y'abaana.
|
The district leaders have participated in regional development.
|
Abakulembeze ba disitulikiti beenyigidde mu kukulaakulanya ekitundu.
|
balance
|
okutengerera; b. self
|
taste
|
eddoowo.
|
leisurely
|
okwesiira.
|
Efforts have been made by the government towards gender equality.
|
Gavumenti etaddemu amaanyi mu mwenkanonkano.
|
Am writing my academic research proposal.
|
Mpandiika bbago lyange ery'okunoonyereza.
|
ravenous
|
okulumwa ennyo enjala.
|
He was granted bail today.
|
Yeeyimiriddwa leero.
|
Some refugees don't know the local languages spoken in Uganda.
|
Abanoonyiboobubudamu abamu tebamanyi nnimi nnansi zoogerebwa mu Uganda.
|
Whatever you are doing is illegal.
|
Kyonna ky'okola kimenya mateeka.
|
When should schools start to use the new curriculum?
|
Amasomero galina kutandika ddi okukozesa enteekateeka y'ebisomesebwa empya?
|
People should take their drugs.
|
Abantu bateekeddwa okumira eddagala lyabwe.
|
ravenous
|
be
|
The public is reminded to keep law and order.
|
Abantu bajjukizibwa okukuuma amateeka n'obutebenkevu..
|
The National forest authority needs to acknowledge the public about its duties.
|
Ekitongole ky'ebibira kyetaaaga okumanyisa abantu ku mirimu gyakyo.
|
Truck drivers should wear face masks.
|
Abavuzi ba biroore balina okwambala obukkookolo.
|
The government will provide solutions to farmers' challenges.
|
Gavumenti ejja kugonjoola ebisoomooza abalimi.
|
Verbal interviews have been invited for the listed programs under the medical college
|
Okubuuzibwa ebibuuzo kuteekeddwateekeddwa ku koosi zonna ku bbanguliro ly'obusawo.
|
The wild animal injured five people in the district.
|
Ensolo y'omu nsiko yalumya abantu bataano mu disitulikiti.
|
smart
|
obubalagaze.
|
stuck
|
okulaalira
|
fat
|
okufeeta
|
Landowners pay tax too.
|
Bannannyini ttaka nabo basasula omusolo.
|
Roads near the stadium will be constructed.
|
Enguudo eziriraanye ekisaawe zijja kukolebwa.
|
Students should abide by the coronavirus standard operating procedures.
|
Abayizi balina okugondera emitendera egigobererwa okulwanyisa akawuka ka kolona.
|
Transparency yields respect to leaders.
|
Obwerufu buweesa abakulembeze ekitiibwa.
|
humiliate
|
okutoowaza
|
refuse
|
okuwambira. r. to answer
|
ochre
|
ekikulwa.
|
long
|
okuwanvuya. make of l. shape
|
All health centers attend to patients.
|
Amalwaliro gonna gafa ku balwadde.
|
dark (in colour)
|
obudde bukutte.
|
moan
|
okubolooga.
|
cough
|
ekifuba
|
Some people have gone back to their villages after public transport resumed.
|
Abantu abamu bazzeeyo mu byalo byabwe oluvannyuma lw'entambula y'olukale okuddamu.
|
razor
|
akamweso
|
One of the injured people is a police officer.
|
Omu ku bantu baalumiziddwa wa poliisi.
|
decorate
|
obw etojja.
|
He got a loan from the bank for cattle fattening.
|
Yeewola ssente mu bbanka okusavuwaza ebisolo.
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.