English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
District leaders are not united.
|
Abakulembeze ba disitulikiti tebali bumu.
|
Commercial banks issue loans to people and organizations.
|
Bbanka ez'ebyenfuna ziwa abantu looni n'ebitongole.
|
unity
|
okutabagana.
|
Never get near a person who tested positive for coronavirus .
|
Tosemberera omuntu eyakeberebwa n'azuulibwa ng'alina akawuka ka kolona.
|
force
|
okuwaliriza
|
It looks at meeting consumer demands through better land use.
|
Okukozesa obulungi ettaka, kutunuulirwa nga okunaakwasaganya obwetaavu bw'abantu.
|
petticoat
|
ekiteeteeyi.
|
More fans offer their contribution to the club.
|
Abawagizi abalala bawaayo obuyambi bwabwe ttiimu .
|
Early marriage is a rampant habit in the area.
|
Abaana abafumbiriganwa nga bato muze ogukuze mu kitundu.
|
enclosure
|
ekigo
|
What is the best time to go fishing?
|
Budde ki obusinga okuba obulungi obw'okuvubirako?
|
Community residents blamed their bad roads on poor leadership.
|
Abatuuze b'ekitundu enguudo embi baazineneyerezza bukulembeze bubi.
|
scabbard
|
ekiraato.
|
Practical trainings sharpen ones' skills.
|
Okutendekebwa ng'olabako kubangula obukugu bw'omuntu.
|
scribble
|
okuwandiika bikaakaalule.
|
Teachers are absent in schools because of financial reasons.
|
Abasomesa tebabeera mu masomero olw'ebizibu by'ensimbi.
|
People should wear face masks at all times.
|
Abantu balina okwambala masiki obudde bwonna.
|
impenitence
|
obuteenenya.
|
The students protested about poor administration.
|
Abayizi beegugunze olw'obukulembeze obubi.
|
The government should distribute cattle with proper coordinations and clear procedures.
|
Gavumenti erina okugaba ente nga ekwatagana bulungi n'abantu awamu n'emitendera emirungi .
|
cat
|
kkapa; (wild cat) omuyaayu; (civet) effumbe; (genet) akasimba; (serval) emmondo.
|
Some jobs require their employees to work on weekends.
|
Emirimu egimu gyeetaaga abakozi baagyo okukola ku wiikendi.
|
Designated areas for wildlife should be respected.
|
Ebifo ebyasalibwawo nga bya bisolo bwa mu nsiko birina okuweebwa ekitiibwa.
|
Milk selling is a very profitable business in urban areas.
|
Okutunda amata ye bizinensi efuna ennyo mu bitundu by'ekibuga.
|
They were told to report to the police.
|
Baagambibwa okuwaaba ku poliisi.
|
What role do nursing officers play in health centers?
|
Basawo bakola mulimu ki mu malwaliro?
|
High crime rates bring insecurity which retards development.
|
Obuzzi bw'emisango obungi buleeta obunkenke obuzingamya enkulaakulana.
|
Children need desks to sit on in classrooms.
|
Abaana beetaaga entebe ez'okutuulako mu kibiina.
|
distrain (for debt)
|
okubowa
|
For money to be transferred there has to first be an approved document about the transfer.
|
Okuweereza ensimbi wateekeddwa okusooka okubeerawo ekiwandiko ekikkiriziddwa mu kuziweereza.
|
Agriculture is the backbone of Uganda.
|
Ebyobulimi n'obulunzi gwe mugongo gwa Uganda.
|
odour
|
ekkalalume.
|
opulent
|
bigooto.
|
We need to sensitize people against tribalism.
|
twetaaga okuyigiriza abantu okwewala okusosola mu mawanga.
|
The deceased was in primary seven.
|
Omugenzi abadde mu kibiina kyamusanvu.
|
My grandmother was accused of being a witch.
|
Jjajja wange omukazi avunaanibwa gwa bulogo.
|
Universities are working with the government to solve the unemployment problem .
|
Ssettendekero zikola ne gavumenti okumalawo ekizibu ky'ebbula ly'emirimu.
|
The leaders should always try to respond to people's problems.
|
Abakulembeze balina okufangayo okuddamu eri ebizibu by'abantu.
|
section
|
ennyingo
|
grass
|
embubbu
|
very
|
kaakaaka
|
The allegation against him was true.
|
Ebigambibwa ku ye bituufu.
|
Most land issues in families rotate around the deceased's will.
|
Ensonga z'ettaka ezisinga mu kika zeetoloolera ku kiraamo ky'omugenzi.
|
Investment is paramount for people and society development .
|
Okusiga ensimbi kikulu nnyo eri abantu n'enkulaakulana y'ekitundu.
|
The ministry accepted the district chairperson to be part of the program.
|
Minisitule yakkiriza ssentebe wa disitulikiti okubeera ekitundutundu ku nteekateeka.
|
pile
|
entuumo.
|
line
|
okukolonga. get out of l.
|
Every Christian should preach the gospel.
|
Buli mukrisitu alina okubuulira enjiri.
|
position
|
ekifo; (rank) obukulu; (take up a p.) okuyima.
|
prong
|
ekyuma ekisongovu
|
Who is responsible for providing students with food at school?
|
Ani avunaanyizibwa ku kuwa abayizi emmmere ku ssomero?
|
The animal chased down the locals.
|
Ekisolo kyagobye abanakyalo.
|
People are eager to hear the opposition presidential candidate's speech.
|
Abantu beesunze okuwulira okwogera kw'eyeesimbyewo ku bukulembeze bw'eggwanga ku ludda oluvuganya.
|
yoke
|
omugogo.
|
request
|
okusaba
|
The government should establish more health facilities in Arua district.
|
Gavumenti eteekeddwa okuzimbawo amalwaliro amalala mu disitulikitu ya Arua.
|
Wearing a face mask is the greeting of every shop you walk into.
|
Yambala akakookolo kye kikwaniriza ku buli dduuka lw'oyingira mu .
|
steward
|
omuwanika.
|
Artificial ways of preserving food are not good.
|
Engeri enkolerere ez'okukuumamu emmere si nnungi.
|
Where will oil pipelines pass in Uganda?
|
Payipu za woyilo zinaayitawa mu Uganda.
|
polite
|
okugunjuka.
|
date
|
empirivuma
|
I applied for a bank loan but there is no feedback yet.
|
Nasabye okwewola ssente mu bbanka naye sinnaddibwamu.
|
There is corruption among the church leaders.
|
Waliwo obuli bw'enguzi mu bakulembeze b'ekkanisa.
|
Tribalism in the church creates divisions among Christians.
|
Okusosolagana mu mawanga kireeta enjawukana mu bakrisito.
|
dash
|
okubemula
|
Every day we should fight these violence among ourselves.
|
Buli lunaku tulina okulwanyisa obuvuyo mu ffe.
|
unstitched
|
okutungulukuka
|
The fisherman said there is a low fish market now.
|
Omuvubi yagambye nti akatale k'ebyennyanja katono kati.
|
morality
|
obulongoofu; (morals) empisa
|
The government of Uganda has promoted privatization.
|
Gavumenti ya Uganda etumbudde enkola y'obwannannyini ku bintu.
|
Bridge construction will promote business activities in the area.
|
Okuzimba olutindo kujja kutumbula ebyobusuubuzi mu kitundu.
|
voluntarily
|
lwa kisa;
|
Police are carrying out investigations to find out the cause of the fire outbreak.
|
Poliisi eri mu kunoonyereza okuzuula ekyaviiriddeko omuliro.
|
Players shouldn't be used as tools of work.
|
Abazannyi tebateekedwa kukozesebwa nga byuma.
|
How many teachers where recognised?
|
Basomesa bameka abaasiimiddwa..
|
What role is played by the town councils?
|
Obukiiko bw'ebibuga bukola mulimu ki?
|
The government should be able to budget for refugees.
|
Gavumenti erina okuba n'obusobozi okuteekerateekera abanoonyiboobubudamu.
|
Name the best secondary schools in Uganda.
|
Wa amasomero ga sekendule agasinga mu Uganda.
|
disappoint
|
okusaaliza; be disappointed
|
What kind of content is included in the handover report?
|
Bintu ki ebibeera mu alipoota ewaayo obuyinza?
|
We wrote a long shopping list.
|
Twawandiise olukalala lw'eby'okugula oluwanvu.
|
cake
|
omugaati gwa keeki.
|
The president is very busy and occupied.
|
Pulezidenti alina eby'akolako bingi nnyo.
|
Leaders will be educated about several ways to combat different infections
|
Abakulembeze bajja kubangulwa ku ngeri ez'enjawulo ez'okutangiramu obulwadde
|
reward
|
okuwa empeera
|
Community engagement helps the government to improve efficiency.
|
Okwenyigiramu kw'abantu kuyamba gavumenti okulongoosa enkola.
|
subjugate
|
okujeemula
|
Hospitals are very important facilities in the community.
|
Amalwaliro bifo bya mugaso nnyo mu kitundu.
|
tend (carefor)
|
okukuuma
|
Parents are urged to play their role in educating their children.
|
Abazadde bakubirizibwa okutuukiriza omulimu gwaabwe ogw'okusomesa abaana.
|
The district has to ensure the safety of its people.
|
Disitulikiti erina okukakasa obukuumi bw'abantu baayo.
|
All cars should be registered.
|
Emmottoka zonna ziteekeddwa okuwandiisibwa .
|
This is one of the best health facilities in the entire district.
|
Lino lye limu ku malwaliro agasinga obulungi mu disitulikiti yonna.
|
coronavirus patients were not allowed to mix with others.
|
Abalwadde b'akawuka ka kolona tebakkirizibwanga kwegatta na balala.
|
The farmers irrigate their plants almost daily.
|
Abalimi bafukirira ebimera byabwe kumpi buli lunaku .
|
put
|
okugumiikiriza. p. to rights
|
Some leaders refused to take part in the decision making of the district.
|
Abakulembeze abamu baagaana okwenyigira mu kukola okusalawo kwa disitulikiti.
|
They will offer free legal information about tax.
|
Bajja kuwa obubaka obw'obwereere obukwata ku musolo.
|
initiate
|
okutandika
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.