English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
jigger
|
envunza.
|
What makes one a hero?
|
Ki ekifuula omuntu omuzira?
|
greedily
|
eat
|
implant
|
okusimbamu.
|
We can generate energy out of rubbish.
|
Tusobola okukola amasannyalaze okuva mu kasasiro.
|
Some women go beyond or below the supposed nine months of their pregnancy.
|
Abakyala abamu bayisa mu myezi oba obutatuusa myezi mwenda nga bazito.
|
Divorce is unacceptable in a church marriage setting.
|
Okwawukana mu bufumbo tekukkirizibwa mu bufumbo bw'ekkanisa.
|
estimate
|
okubalirira
|
Normally after a conference the guest of honour takes a photo with the panelists.
|
Bulijjo olukungaana bwe luggwa omugenyi omukulu yeekubya ekifaananyi n'abateesa.
|
We need to come together during preparations of church activities.
|
twetaaga okukungaana mu kiseera ky'okutegeka emikolo gya kkanisa.
|
A new employee was recruited.
|
Omukozi omupya yawandiikiddwa.
|
service
|
okuweereza
|
Taxpayers pay taxes to the government.
|
Abawiboomusolo bawa gavumenti emisolo
|
The country is preparing for a Measles-Rubella free community
|
Eggwanga liteekateeka okumalawo Olukusense-Kikutiya mu bantu
|
There is increased alcohol and drug abuse in the district
|
Okunywa omwenge n'okukozesa ebiragalalagala kweyongedde mu disitulikiti
|
milk
|
okugabiza.
|
The nominations were made a year ago.
|
Okusunsula kwakolebwa omwaka gumu emabega.
|
presumptuous
|
rel. form of presume
|
Koboko Town college has master debaters.
|
Essomero lya Koboko Town lirina abakubaganyi b'ebirowoozo abalungi.
|
firstborn
|
omuggulanda.
|
stray
|
okuwaba
|
One of the most important things in an organization is proper record keeping.
|
Ebimu ku bintu ebisinga omugaso mu kitongole kwe kukuuma obulungi ebiwandiiko.
|
I encourage my students to ask questions when they do not understand something in class.
|
Nkubiriza abayizi bange okubuuza ebibuuzo ku bye baba batategedde mu kibiina.
|
The thieves stole our neighbour's property.
|
Ababbi babbye ebintu bya muliraanwa waffe.
|
Land owners need to hold land titles for security purposes.
|
Bannanyinittaka beetaaga okubeera n'ebyapa by'ettaka olw'eby'okwerinda.
|
use
|
okukekkereza; be of u.
|
He said that they are now people of integrity
|
Yagambye mbu kati bantu beerufu.
|
lessen
|
okutoniya.
|
In places with no electricity supply, the rich villagers rery on solar power.
|
Mu bifo awatali masannyalaze, bannakyalo abagagga beesigamu ku masannyalaze ga maanyi ga njuba.
|
Football funs sometimes are not happy when the club sells its players.
|
Abawagizi b'omupiira gw'ebigere ebiseera ebimu tebaba basanyufu nga ttiimu etunda abazannyi baayo.
|
People are rewarded according to performance in their various categories.
|
Abantu baweebwa ebirabo okusinzira ku nkola mu matuluba gaabwe eg'enjawulo.
|
question
|
okubuuliriza
|
The role of the army forces is to protect the people of the country from external enemies.
|
Omulimu gw'amagye kwe kukuuma abantu b'eggwanga ku balabe okuva ebweru.
|
Who is the chief justice of Uganda?
|
Ani ssaabalamuzi wa Uganda?
|
The institution has eased medical accessibility for cancer patients.
|
Ekitongole kyanguyirizza abalwadde ba Kkookolo obujjanjabi.
|
perfunctory
|
lebevu
|
nib
|
akafumu.
|
The government is not helping the youth to become job givers.
|
Gavumenti teyamba bavubuka kufuuka bagabi ba mirimu.
|
How can farmers add value to their livestock produce?
|
Abalimi bayinza batya okwongera omutindo ku bintu ebiva mu bisolo byabwe?
|
four
|
nnya
|
Students want to apply their skills in business.
|
Abayizi baagala okukozesa obukugu bwabwe mu bizinensi.
|
reluctant
|
okweganiriza.
|
It is costly to construct all roads in the parish.
|
Kya bbeeyi nnyo okuzimba enguudo zonna mu ssaza.
|
People should aim to create good relationships with others.
|
Abantu baluubirire okukola enkolagana ennungi n'abalala.
|
The school management cut the salaries for the absent teachers.
|
Akakiiko akakulembera essomero kasaze emisaala gy'abasomesa abayosa.
|
Pretending to be what your not is not good.
|
Okwefuula kyotoli si kirungi.
|
Trees provide abundant fresh air in an area.
|
Emiti givaako empewo ennungi emala mu kitundu.
|
compress
|
okunyiga
|
His best friend betrayed him.
|
Mukwano gwe asinga yamuliddemu olukwe.
|
care (take care of)
|
okukuuma
|
beam
|
omukiikiro.
|
Students have to be informed and educate about their fundamental rights.
|
Abayizi balina okubuulirwa n'okusomesebwa ku ddembe lyabwe.
|
When is someone suspended from office?
|
Omuntu awummuzibwa ddi okuva mu woofiisi?
|
chatterbox
|
ow'ama tama
|
The diocese has established handwashing terminals at every church.
|
Obudyankoni butaddewo ebifo awanaabibwa engalo ku buli kkanisa.
|
Police deployment in the night has helped to reduce the crime rates in the sub-county.
|
Okuyiwa abasirikale ekiro kiyambye okukendeeza ku buzzi bw'emisango mu ggombolola.
|
The workshop participants were given guidelines to be followed while validating the final draft
|
Abeetabye mu musomo baaweereddwa eby'okugoberera nga basunsula ebbago erisembayo.
|
Can religion be a contributing factor in conflict?
|
Edddiini esobola okuviirako obutabanguko?
|
Tuberculosis treatment is available for tuberculosis patients.
|
Obujjanjabi bw'akafuba weebuli eri abalwadde b'akafuba.
|
We welcome refugees in Uganda.
|
twaniriza Abanoonyiboobubudamu mu Uganda.
|
What are common tree species in Uganda?
|
Bika bya miti ki ebisinga mu Uganda?
|
barkcloth
|
ensaasi
|
The king presented our budget.
|
Kabaka yayanjula embalirira yaffe.
|
baggage
|
omugugu
|
Farmers will have access to capital through agricultural banks.
|
Abalimi bajja kufuna entandikwa okuva mu bbanka z'ebyobulimi.
|
It is expensive to maintain a vehicle.
|
Kya bbeeyi okuyimirizaawo emmotoka.
|
grunt
|
okuwuuna
|
prattle
|
okubujjabujja.
|
How can we improve student's performance?
|
Tuyinza kwongera tutya ku nsoma y'abayizi?
|
Seek legal advice to avoid breaking the law.
|
Weebuuze ku bannamateeka okwewala okumenya amateeka.
|
The medical body seeks to understand how citizens manage amidst having the disease.
|
Ekitongole ky'ebyobulamu kyetaaga okumanya engeri bannansi gye babeerawo n'obulwadde.
|
talk
|
okuyoogaana. t. nonsense
|
embryo
|
vide foetus; be in e.
|
overlook
|
okulabirira
|
Yesterday a truck lost control and injured three people
|
Eggulo lukululana yawabye n'erumya abantu basatu.
|
find
|
okuzuula;
|
Loans could be of financial benefit to the borrower.
|
Looni eyinza okuba ey'omuganyulo mu byensimbi eri eyeewola.
|
Interventions have been put in place to address the outbreak of cholera.
|
Kaweefube ateekeddwawo okwengaanga okubalukawo kw'ekirwadde kya Kolera.
|
Tarmacked roads ease transportation.
|
Enguudo za kkoolansi zanguya entambula.
|
borrowed
|
ewole
|
Roads connecting to refugee settlements are in a poor state.
|
Enguudo ezigenda mu bifo ewasula abanooboobubudamu ziri mu mbeera mbi.
|
If you don't vote you have no moral authority to discuss politics
|
Bw'oba tolonda tolina buyinza kukubaganya birowoozo ku byabufuzi.
|
Fishing has become more popular in our region.
|
Okuvuba kumanyise nnyo mu kitundu kyaffe.
|
The health workers are overloaded with work.
|
Abasawo balina emirimu mingi nnyo gye balina okukola.
|
There are very many school dropouts due to lack of fees.
|
Waliwo abaana abawanduka mu ssomero bangi olw'obutaba na bisale bya ssomero.
|
How many pupils failed exams last year?
|
Abayizi bameka abaagwa ebibuuzo omwaka oguwedde?
|
ten
|
ekkumi.
|
You need to do exercises in order to keep healthy and fit.
|
Weetaaga okukola dduyiro okusobola okuwekuuma ng'oli mulamu era nga weesobola.
|
laugh
|
okuseka
|
We were told to find somewhere else to stay.
|
twagambiddwa okunoonya ewalala ew'okubeera.
|
The medical examination proved her two months of pregnancy.
|
Okukeberwa kwalaze nti ali lubuto lwa myezi ebiri.
|
What is the role of the national forest authority in Uganda?
|
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibira kirina mulimu ki?
|
abate
|
okuggwerera
|
Risk allowance is a sum of money added to the basic salary of the employee
|
Akasiimo k'okukolera mu katyabaga gwe mugatte gw'ensimbi ogw'ongerebwa ku musaala gw'omukozi ogwa bulijjo.
|
Killers use motorcycles as a transport mean to gun down people.
|
Abatembu bakozesa ppikipiki ng'entambula okukuba abantu amasasi.
|
stratagem
|
olukwe.
|
Most people in Uganda grow crops for home consumption.
|
Abantu abasinga mu Uganda balima mmere ebamala kulya kwokka.
|
maid
|
atamanyi musajja.
|
People will not only rely on tobacco but also other crops.
|
Abantu tebajja kwesigama ku taaba yekka wabula ne ku birime ebirala.
|
Arua is now cleaner than it was last year.
|
Arua kati nyonjo okusinga bwe yali omwaka oguwedde.
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.