English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
Always feed well as you take Antiretroviral drugs
|
Bulijjo lya bulungi ng'omira eddagala eriyamba okukakkanya ku bulwadde bwa mukenenya.
|
Youths should embrace practical skills to fight joblessness.
|
Abavubuka bateekeddwaa okwaniriza okuyiga eby'emikono okusobola okulwanyisa ebbula ly'emirimu.
|
We are producing high-quality products.
|
Tufulumya ebyamaguzi ebiri ku mutindo.
|
Vaccines are the best way we to prevent infectious diseases.
|
Okugema y'engeri esinga ffe okuziyiza endwadde.
|
There is poor service at the health clinics.
|
Empeereza ku bulwaliro mbi.
|
surprise
|
okwejjuukiriza.
|
We have a variety of products made from bamboo.
|
Tulina ebintu bingi eby'enjawulo okuva mu amabanda.
|
Transparency is key to development .
|
Obwerufu kye kisumuluzo ky'enkulaakulana.
|
Condoms help prevent the spread of sexually transmitted diseases.
|
Obupiira buyamba okutangira okusaasaanya kw'endwadde z'ekikaba.
|
treachery
|
olukwe.
|
millet
|
empengere.
|
This notifies you with apologizes that the press conference from the government won’t be held.
|
Kino kibategeezebwa n'okwetonda nti olukungaana lwa bannamawulire olwa gavumenti terujja kubaawo.
|
Why is it important to study the constitution?
|
Lwaki kya mugaso okusoma ssemateeka?
|
burly
|
nene
|
burden
|
omugugu.
|
Youths were urged to use electricity to establish business ventures.
|
Abavubuka bakubiriziddwa okukozesa amasannyalaze okutandikawo emirimu.
|
strip
|
okwambula engoye.
|
nettle
|
nnakitiddabusa.
|
The then Jonan county Member of Parliament lost the elections because of increased party divisions .
|
Omubaka wa paalamenti owa Jonan county yawangulwa mu kulonda lwa kweyongera kwa njawukana za kibiina.
|
shift
|
olubu
|
shore
|
ettale
|
How long is the distance from home to the town centre?
|
Buwanvu ki okuva ewaka okutuuka mu kibuga wakati?
|
Using my service delivery methods I would make you happy
|
Nga neeyambisizza enkola z'obuweereza bwange, nandikusanyusizza.
|
There is a lot of insecurity in our region?
|
Obutali butebenkevu bungi mu kitundu kyaffe.
|
If your husband is irresponsible then use family planning.
|
Omwami wo bw'ataba na buvunaanyizibwa, kozesa enkola ya kizaala ggumba.
|
The Junior Africa Golf Challenge hosted in South Africa was won by Keisha Witshire.
|
Keisha Witshire ye yawangula omuzannyo gwa goofu ogw'abaana abato ogwazannyibwa mu SouthAfrica.
|
Transparency yields respect to leaders.
|
Obwerufu buweesa abakulembeze ekitiibwa.
|
The government has not provided support to the people of Moyo.
|
Gavumenti tewadde bantu b'e Moyo buyambi.
|
rafter
|
enjaliiro
|
The peaceful protests turned out to be violent.
|
Okwegugunga okw'emirembe kwafuuse okw'effujjo.
|
upset
|
okuvuunika
|
break
|
okumegula
|
She entered her first ever beauty contest when she was five years.
|
Yayingira mu mpaka z'obwannalulungi omulundi gwe ogusooka ng'alina emyaka etaano.
|
First students must attend a school orientation.
|
Abaana abaakayingira essomero balina okubaawo okulambikibwa mu ssomero.
|
Failure to resolve the land issue fifteen years ago sparked off the fight.
|
Okulemererwa okugonjoola ensonga z'ettaka emyaka kkumi n'etaano emabega kye kyavaako okulwanagana.
|
pester
|
okubuga
|
drizzle
|
obukubakuba.
|
pluvk
|
okunoga
|
hang
|
okutimba. h. head
|
Police don't have firefighting equipment.
|
Poliisi terina bikozesebwa mu kuzikiza muliro.
|
How do you proceed with the court case?
|
Ogenda otya mu maaso n'omusango oguli mu kkooti?
|
murmur
|
okwemulugunya
|
The district officials should work together to solve the problems in the district.
|
Abakungu ku disitulikiti balina okukolera awamu basobole okugonjoola ebizibu mu disitulikiti.
|
Leaders organized a meeting to respond to the challenges faced by the people.
|
Abakulembeze baategeka olukiiko okwanukula okusomoozebwa abantu kwe bayitamu.
|
An agreement was signed between both parties.
|
Endagaano yassibwako emikono wakati w'ebiwayi.
|
correct
|
tuufu; be come c.
|
A computer is now a necessity for every home.
|
Kyomputa kati kyetaago mu buli maka.
|
The best netball team represents the nation in international matches.
|
Tiimu y'okubaka omupiira ekyasinga ekiikirira eggwanga mu mipiira gy'amawanga.
|
English was his best subject.
|
Olungereza ly'essomo lye yali asinga okukola obulungi.
|
purse
|
it.
|
The ordained priests should learn from senior priests.
|
Abasumba abatikkiddwa balina okuyigira ku basumba abaluddewo.
|
How can development be enhanced?
|
Enkulaakulana eyinza kutumbulwa etya?
|
Every farmer has his/her say on which seeds to plant.
|
Buli mulimi alina ye ky'ayogera ku nsigo ki ezirina okusimbibwa.
|
illnatured
|
a ntondo
|
Lawbreakers have been imprisoned.
|
Abamenyi b'amateeka basibiddwa.
|
Mothers are discouraged about postnatal care because no medical checkup is done.
|
Bamaama baggwamu amaanyi ku lw'okulabirirwa nga bamaze okuzaala kubanga tewali kukeberebwa kukolebwa.
|
It is important for refugee camps to have sanitation systems.
|
Kya mugaso enkambi z'abanoonyiboobubudamu okuba n'enkola z'obuyonjo.
|
Some parents stopped their daughters from joining the competition.
|
Abazadde abamu bagaana abaana baabwe abawala okwetaba mu mpaka.
|
So far, this week three accidents have occurred in that same spot.
|
Wetwogerera, obubenje busatu bugudde mu kifo ky'ekimu mu ssabbiiti eno.
|
The fake news is spreading about coronavirus .
|
Amawulire ag'obulimba gasaasaana ku kawuka ka kolona.
|
old
|
kudidi.
|
fall
|
okutikkuka. f. open
|
Some learners are fast learners, while others are slow learners.
|
Abayizi abamu bakwata mangu, ate abalala bakwata mpola.
|
She wrote an inspirational book on how to overcome poverty.
|
Yawandiika ekitabo ekizzaamu essuubi ku ngeri y'okumalawo obwavu.
|
She has always been the top-performing student in that school
|
Bulijjo ye muyizi abadde asinga okukola mu ssomero eryo.
|
All my cattle were shot dead during the war.
|
Ente zange zonna zaakubibwa amasasi ne zifa mu lutalo .
|
smoke
|
okunywa taaba
|
turn
|
okukyuka. t. aside
|
The thieves are only interested in animals.
|
Ababbi baagala bisolo byokka.
|
pucker
|
akagoda.
|
A licensed person is one that has been legally allowed to operate.
|
Omuntu alina layisinsi y'oyo akkiriziddwa okukola mu mateeka.
|
cajole
|
okweyibaayiba.
|
Very few people know how to play golf in Uganda.
|
Abantu batono nnyo mu Uganda abamanyi okuzannya ggoofu.
|
It�s a good thing to have friends who care about you.
|
Kintu kirungi okuba n'emikwano egikufaako.
|
They argued that they lacked funds to initiate plans.
|
Baagamba nti tebaalina buyambi kutandika nteekateeka.
|
disfigure
|
okwonoona.
|
The savings groups are made up of very many people.
|
Ebibiina by'okutereka ssente birimu abantu bangi nnyo.
|
sole
|
vide only
|
gun
|
omudumu; g. cap
|
What makes people fail to work together?
|
Ki ekiremesa abantu okukolera awamu?
|
People will be able to reduce on income used in purchasing charcoal.
|
Abantu bajja kuba basobola okukendeeza nsimbi ezikozesebwa ku manda.
|
What is the shortest route to town?
|
Kkubo ki erikutuusa amangu mu kibuga?
|
Given the existing modernity, people no longer hold onto their cultural norms.
|
Olwa tekinoligiya aliwo, abantu tebakyali ku nnono zaabwe ez'obuwangwa.
|
What are some of your achievements so far?
|
Bintu ki ebimu ku by'okozeewo mu kaseera kano?
|
They were punished for making noise during the lesson.
|
Baabonerezebwa lwa kukuba mbeekuulo mu budde bw'okusoma.
|
accidental
|
obutanwa; vide okusolottoka
|
syphilis
|
amawe nange
|
Refugee schools lack textbooks for students to use.
|
Amasomero g'Abanoonyiboobubudamu tegalina butabo bw'abayizi kusoma.
|
act
|
okugira.
|
The soldiers did it in self-defense.
|
Abasirikale baakikola nga beetaasa.
|
Heavy winds too destroy things in the environment.
|
Kibuyaga omungi naye ayonoona ebintu mu mbeerabantu.
|
ordeal
|
akasera; one who gives drug in o.
|
Political parties have their ways of operation.
|
Ebibiina by'ebyobufuzi birina engeri zaabyo gye biddukanyizibwamu.
|
pot
|
e bbiga
|
lusty
|
gumu.
|
Communities should be sensitised about the coronavirus disease.
|
Ebitundu birina okumanyisibwa ku bikwata ku kirwadde bbunansi.
|
Religious leaders greatly advocate for unity among brethren.
|
Abakulembeze b'edddiini balwanirira nnyo obwegassi wakati w'endiga ze basumba.
|
People need a place to relax, enjoy and get fresh air.
|
Abantu beetaaga ekifo ky'okuwummuliramu, okusanyukiramu n'okufuniramu empewo ennungi.
|
Her option of lowering prices to entice more customers failed.
|
Okusalawo kwe okw'okukendeeza ku miwendo okusikiriza abaguzi kwagaana.
|
full number
|
be
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.