English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
yearn for
|
okwebuga
|
A good leader serves his people without discrimination.
|
Omukulembeze omulungi aweereza abantu awatali kusosola.
|
constipated
|
be
|
What are some of the goods smuggled into Uganda?
|
Byamaguzi ki ebikukusibwa mu Uganda?
|
oil
|
okuteekamuamafuta.
|
breathe
|
okussa omukka; b. hard
|
cudgel
|
embuukuuli.
|
No returnee was found positive.
|
Teri muntu yakommyewo yasangibwa n'obulwadde.
|
All households should have toilets.
|
Amaka gonna gateekeddwa okuba ne kaabuyonjo.
|
break
|
okucwacwana; (egg) okukoona; (in two) okumenyamu. b. off
|
grass
|
essubi
|
Stagnant water around homes can lead to an increased number of mosquitos.
|
Amazzi agalegama okwetooloola awaka gayinza okuviirako okweyongera kw'ensiri.
|
Having a land title for your land is better than having a sales agreement.
|
Okuba n'ekyapa ky'ettaka lyo kisinga okuba n'endagaano y'obuguzi.
|
lay
|
okutereka. l. eggs
|
If you are innocent, the police are obligated to release you.
|
Bw'oba toilna musango, poliisi kigikakatako okukuta.
|
I have to attend a lecture in thirty minutes.
|
Nina okugenda mu kibiina okusoma mu ddakiika amakumi asatu.
|
The body was of a middle-aged female adult.
|
Omubiri gw'omugenzi gw'abadde gwa mukyali ali wakati mu myaka gy'ekikulu.
|
rest
|
okugalamira
|
master
|
mukama. m. of ceremonies
|
The headteacher and the teachers apparently fled on arrival of the police.
|
Omukulu w'essomero n'abasomesa badduka mangu nga poliisi etuuse.
|
Women are ignorant about their rights.
|
Abakyala tebalina kye bamanyi ku ddembe lyabwe.
|
cold
|
okuwola
|
Campaigns will be held over radio stations
|
Okunoonya obululu kujja kujja kukolebwa ku mikutu gya laadiyo.
|
responsible
|
okuvunaana; hold r.
|
yam
|
balugu
|
Usually car drivers who cause a road accident tend to run away from the police.
|
Ebiseera ebisinga abavuzi b'emmotoka abakola obubenje bagenderera okudduka aba poliisi.
|
It is wise to invest in shares.
|
Kya magezi okutereka mu migabo
|
Some people who flee from South Sudan already have their relatives settled in Uganda.
|
Abantu abamu abava mu South Sudan balina ab'enganda zaabwe abali mu Uganda.
|
Deliveries must be timery.
|
Ebintu birina kutuusibwa mu budde.
|
Handwashing facilities are now a necessity in the fight against coronavirus .
|
Ebikozesebwa mu kunaaba engalo kati kyetaago mu kulwanyisa akawuka ka kolona.
|
The savings group impeached its treasurer.
|
Ekibiina ekiteresi ky'ensimbi kyawawaabidde omuwanika waakyo.
|
They reported mismanagement of funds.
|
Baayogedde ku kukozesa obubi obuyambi.
|
clever
|
tegeevu
|
The community should work out a mechanism to handle all the court cases.
|
Abantu mu kitundu balina okuyiiya engeri y'okukwasaganyamu emisango gya kkooti.
|
We fetch water from the well .
|
Tukima amazzi okuva ku luzzi.
|
More information on Uganda's coronavirus cases has been release by the ministry of health
|
Obubaka obulala obukwata ku balwadde b'akawuka ka kolona mu Uganda bufulumiziddwa Minisitule y'ebyobulamu.
|
What is our annual budget?
|
Embalirira yaffe ey'omwaka eri ki?
|
talker
|
omwogezi.
|
blink
|
okutemereza.
|
Official communication should be taken seriously.
|
Ekirangiriro ekikulu kirina okutwalibwa ng'ekikulu.
|
obtain
|
okulaba
|
mispronounce
|
okunyoola.
|
shriek
|
okubaaluuka.
|
The ministry of agriculture has failed to supervise agricultural activities in the country.
|
Minisitule y'ebyobulimi eremereddwa okulondoola emirimu gyobulimi mu ggwanga.
|
The team will be involved in developing the stadium.
|
Ttiimu ejja kwetaba mu kukulaakulanya ekisaawe.
|
The village chairman died last week.
|
Ssentebe w'ekyalo yafa wiiki ewedde.
|
He asked God to strengthen the families of the deceased.
|
Yasabye Katonda agumye ab'enganda z'omugenzi.
|
Farmers should be taught better ways of farming.
|
Abalimi n'abalunzi balina okusomesebwa engeri z'okulima n'okulunda ezisinga obulungi.
|
respect
|
okutya
|
liberate
|
okuta
|
whit sunday
|
olunakulwa pentekooti.
|
grief
|
obuyinike; come to g.
|
The public relations officer is in charge of addressing the press.
|
Omwogezi w'ekitongole y'avunaanyizibwa okwogera n'ab'amawulire.
|
club together
|
okussa ekimu
|
Trees help to preserve nature.
|
Emiti giyamba okukuuma obutonde.
|
He requested transport for his farm produce.
|
Yasabye entambula y'ebirime bye.
|
All students should report with books, pens, and pencils.
|
Abayizi bonna balina okujja n'ebitabo, ppeeni n'ekkalaamu.
|
All human beings can be tempted.
|
Abantu bonna basobola okukemebwa.
|
Uganda receives about ten new refugees per day.
|
Uganda efuna abanoonyiboobubudamu abapya kkumi buli lunaku.
|
effulgence
|
okumasamasa.
|
He has been performing very well at school.
|
Abadde akola bulungi nnyo ku ssomero.
|
The community does not have enough knowledge about the weed.
|
Ekitundu tekirina magezi gamala ku muddo.
|
always
|
edda n'edda lyonna
|
The three grand children help their grand mother with most of the work at home.
|
Abazzukulu abasatu bayambako jjajjaabwe ku mirimu gy'awaka egisinga obungi.
|
incessantly
|
lutankute
|
All students will be registered today.
|
Abayizi bonna bajja kuwandiikibwa leero.
|
Instead of complaining, let us rectify the mistakes.
|
Mu kifo ky'okwemulugunya, tugolole ensobi.
|
She is usually busy on Monday.
|
Atera okubeera n'emirimu emingi ku Lwokusooka.
|
bake
|
okwokya
|
The teacher reported the students who are fond of standing on their desks while making noise.
|
Omusomesa yaloopye abayizi abalina omuze gw'okuyimirira ku mmeeza zaabwe nga bwe bawoggana.
|
handicraft
|
omulimugw'engalo.
|
Many mothers die during delivery.
|
Bamaama bangi bafa nga bazaala.
|
Women should work with their husbands to secure a bright future.
|
Abakyala bateekeddwa okukola ne ba bbaabwe okufuna ebiseere byo'mu maaso ebitangaavu.
|
allow
|
okuganya
|
Witchcraft practitioners worship demons.
|
Abajjumbira eby'obulogo basinza masitaani.
|
Students want to apply their skills in business.
|
Abayizi baagala okukozesa obukugu bwabwe mu bizinensi.
|
Planned activities are usually achieved.
|
Emirimu emiteeketeeke gikolebwa bulijjo.
|
Because of little pay, midwives are not motivated at all to do their work.
|
Olw'omusaala omutono abasawo abazaalisa tebaziddwamu maanyi yadde okukola omulimu gwaabwe.
|
Commonwealth conferences are to be held in Uganda.
|
Enkiiko z'amawanga agaafugibwa Bungereza zaakutuula mu Uganda
|
attach
|
okusibako
|
Some farmers use the crop rotation method while planting crops throughout the year.
|
Abalimi abamu bakozesa ennima y'okulima ebirime eby'enjawulo mu sizoni ez'enjawulo okumalako omwaka.
|
Malnutrition causes stunted growth.
|
Endiisa embi ereetera okukonziba.
|
Women are the highest number of people that go to church.
|
Abakyala be bantu abakyasinze okugenda mu kkanisa.
|
skin
|
olukuku
|
cork
|
okuzibikira.
|
Why do some political candidates come independently?
|
Lwaki abeesimbyewo abamu bajja ku bwannamunigina?
|
You are most welcome.
|
Tusanyuse okkulaba.
|
It is up to the people of the community to improve their education system.
|
Kiri eri abantu b'ekitundu okutumbula ebyenjigiriza byabwe.
|
What causes poor power supply?
|
Ki ekiviirako embunyisa y'amasannyalaze embi?
|
I haven't had a pay raise in three years.
|
Sifunanga kwongezebwa ku musaala mu myaka esatu.
|
Agricultural land is scarce these days.
|
Ettaka ly'okulimirako lya bbula nnaku zino.
|
alms
|
ebiweebwayo
|
river
|
omugga.
|
evil
|
okulonkoma
|
Royals have easier access to the palace.
|
Abalangira kibanguyira okuyingira olubiri.
|
abate
|
okussuuka
|
What happens in the intensive care unit?
|
Ki ekibeera mu kasenge k'abayi?
|
What is used to cut logs?
|
Ki ekikozesebwa okusala endoddo z'emiti?
|
The government can delegate work to the private sector.
|
Gavumenti esobola okusigira emirimu eri ebitongole by'obwannannyini.
|
He was involved in an accident.
|
Yafunye akabenje.
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.