English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
Motorcycles were donated to people.
|
Ppikipiki zaaweereddwa abantu,
|
Through the handover people transfer power and authority.
|
Mu kuwaayo obuyinza abantu bawaanyisiganya amaanyi n'obuyinza.
|
huddle oneself up
|
okwewojjawojja
|
Children are born every other day.
|
Abaana bazaalibwa buli lukya.
|
warden
|
omukuumi.
|
devour
|
okumunkula
|
contain
|
okubaamu.
|
always
|
buli kaseera.
|
weed
|
okukoola
|
In Uganda, oil was discovered ten years ago.
|
Mu Uganda amafuta gaazulibwa emyaka kkumi egiyise.
|
Healing comes from God.
|
Okuwona kuva wa Katonda.
|
We were tested for virus diseases.
|
twakeberebwa obuwuka.
|
two men were arrested for misusing mosquito nets.
|
Abasajja babiri bakwatiddwa olw'okukozesa obubi obutimba bw'ensiri.
|
Border towns are seen as coronavirus hot spots in Uganda
|
Ebibuga ku nsalo birabibwa ng'ebifo ebikulu mu kusaasaana kw'akawuka ka kolona.
|
Their salaries have been raised.
|
Emisaala gyabwe gyongezeddwa.
|
roost
|
oluwe.
|
begin
|
okukkirira.
|
humble
|
okutoowaza; appear h.
|
Never compromise the quality of work for anything.
|
Tosuula omutindo gw'omulimu olw'ekintu kyonna.
|
grass
|
etteete
|
Large populations often tend to incapacitate the government, disabling it to fulfill its duties.
|
Abantu abangi batera okukaluubiriza gavumenti ne kigiremesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwayo.
|
manikin
|
kajeerejeere
|
We should involve the local faith communities to educate the youth about sex education.
|
Tulina okwetabyamu bannadddiini b'omu kitundu okusomesa abavubuka ku bikwata ku kwegatta.
|
Technical students were congratulated upon working hard in their studies by the President of Uganda
|
Pulezidenti yayozaayozezza abayizi b'ebyemikono olw'okukola ennyo mu misomo gyabwe.
|
It is good to always give back to God.
|
Bulijjo kirungi okuddiza Katonda.
|
The commissioner has served the people of Uganda very well
|
Kamiisona aweerezza bannayuganda bulungi nnyo
|
Malaria and pneumonia are dangerous diseases.
|
Omusujja gw'ensiri ne lubyamira ndwadde za bulabe.
|
descendant
|
omuzzukulu;
|
stanch
|
esigwa.
|
Leaders should professionally execute their duties.
|
Abakulembeze balina okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe mu ngeri y'ekikugu.
|
polisher (potter's)
|
olubbulo.
|
The council monitored the distribution of funds.
|
Akakiiko kaalondodde engabanya y'obuyambi.
|
The government has tried to allocate income evenly among local governments.
|
Gavumenti egezezzaako okugabanya ensimbi kyenkanyi wakati wa gavumenti z'ebitundu.
|
A life without money is difficult.
|
Obulamu omutali ssente buzibu.
|
vilify
|
okuwaayiriza.
|
detect
|
okulaba
|
The vendors borrowed money from the chairman.
|
Abatembeeyi beewola ssente okuva ewa ssentebe.
|
scornful
|
use rel. form of v. to scorn.
|
cough
|
akafuba
|
The disease is spread through contact with an infected person.
|
Obulwadde busaasaana nga buyita mu kwetaba n'omuntu omulwadde.
|
Road users need to be careful on the road so as to avoid accidents.
|
Abakozesa enguudo beetaaga okuba abeegendereza ku luguudo okusobola okutangira obubenje.
|
We are only going to vote for young people
|
Tugenda kulonda bavubuka bato bokka.
|
How many candidates did the school register to sit for final exams?
|
Bayizi bameka essomero lye baawandiisa okutuula ebigezo by'akamalirizo?
|
Are kiosks and factories more important than forests?
|
Obuduuka n'amakolero bya mugaso okusinga ebibira?
|
Patience pains but gains.
|
Obugumiikiriza buluma naye busasula.
|
queen
|
nnamasole; q. sister
|
oppose
|
okulwana na.
|
vacancy
|
ekifo
|
The government encourages its people to plant more than one variety of crops.
|
Gavumenti ekubiriza abantu baayo okusimba ebika by'ebirime ebisukka mu kimu.
|
Many people lost their lives during the war.
|
Abantu bangi abafiirwa obulamu bwabwe mu lutalo.
|
Youths who have undergone circumcision scare others.
|
Abavubuka abaakomolebwa batiisa bannaabwe.
|
delay
|
okulwisa
|
box
|
ebbweta.
|
Parents do a great job in bringing up their children.
|
Abazadde bakola omulimu gw'amaanyi mu kukuza abaana baabwe.
|
There is a lot of competition among music studios in Arua town.
|
Waliwo okuvuganya kungi mu situdiyo z'ennyimba mu kibuga kya Arua.
|
take
|
okuggyamu; (tooth) okukuula. t. city
|
The revenue will be collected, reported and accounted for.
|
Omusolo gujja kusoloozebwa, gulangirirwe ate gubalirirwe.
|
breast
|
ebbanyi.
|
better
|
okulamuka
|
above
|
kunguluku.
|
What are the effects of drug abuse?
|
Buzibu ki obuva mu ku kozesa ebiragalalagala?
|
fuel is highly flammable.
|
Amafuta gakwata mangu omuliro.
|
Besides banks, where do most locals borrow money from?
|
Ng'oggyeko bbanka, wa abantu ba bulijjo gye beewola ssente?
|
Uganda organizes elections every after five years.
|
Uganda etegeka okulonda buli luvannyuma lwa myaka etaano.
|
Mobile money services are highly used by youth.
|
Enkola z'okusindika ensimbi ku masimu zisinga kukosebwa nnyo bavubuka.
|
There is timber movement and trade at the border points.
|
Waliwo okutambuza n'okusuubula embaawo ku nsalo.
|
The best way of preserving our culture is to keep it alive.
|
Engeri ennungi ey'okukuumamu ebyobuwangwa kwe kubikuuma nga biramu.
|
Cultural dances reflect students' attitude towards culture.
|
Amazina g'obuwangwa gooleka endaba y'abaana ku byobuwangwa.
|
freedman
|
ow'eddembe
|
The police officer got injured during the demonstration.
|
Omupoliisi yalumiziddwa mu kwe kalakaasa.
|
carcase
|
omulambo
|
One would be forced to say this about the foreign cases.
|
Omuntu yandikakiddwa okwogera kino ku nsonga z'ebweru.
|
The Ministry of Education and Sports is set to build up the greatest Centre of Excellence for Agro-processing in Nwoya District.
|
Minisitule y'ebyenjigiriza n'ebyemizannyo yeetegese okuzimba ekifo ew'okusomeseza okwongera omutindo gw'ebyobulimi mu disitulikiti y'e Nwoya.
|
Both the students and teachers attended safety training.
|
Abayizi n'abasomesa bonna betabye mu musomo gw'okwekuuma.
|
Challenges and problems cause difficulty in life.
|
Okusoomozebwa n'ebizibu bireeta obuzibu mu bulamu.
|
closed
|
adj. (door)
|
Your actions tell us the kind of person you are.
|
Ebikolwa byo bitubuulira ekika ky'omuntu ky'oli.
|
She was glad to have been involved in the tree planting venture.
|
Yali musanyufu olw'okuyingizibwa mu nkola y'okusimba emiti.
|
oppress
|
okukeeyerera.
|
The tax will also be charged on the sale of goods like alcohol.
|
Omusolo gujja gugibwa ku byamaguzi ebitundibwa ng'omwenge.
|
Some stubborn children illegally sneak phones into school.
|
Abaana abamu ab'effujjo bakukusa amasimu ne bagayingiza mu ssomero.
|
wear
|
okukansula.
|
chop
|
okutuma; c. into shape
|
What is the vision and goals of a master plan?
|
Ekiruubirirwa nebigendererwa ki eby'enteekateeka ey'omuggundu?
|
The ventures will be sources of employment to the locals.
|
Ebikoleddwa bijja kuba nsibuko ya mirimu eri abatuuze.
|
Political conflicts among neighbouring countries affect our government's revenue.
|
Obukuubagano bw'ebyobufuzi mu mawanga ageeriraananaganye kikosa omusolo gwa gavumenti yaffe.
|
People committing crimes are increasing each year.
|
Abantu abazza emisango beeyongera buli mwaka.
|
daftness
|
obugolokofu.
|
Deborah Malac is the United States Ambassador to Uganda.
|
Deborah Malac ye mubaka wa Amerika mu Uganda.
|
pugnacity
|
obulwanyi.
|
sparing
|
okukekkereza.
|
pump up (tyre)
|
okufuuwamuoba okupikamuomukka
|
Free primary education has been provided.
|
Okusoma kwa pulayimale okw'obwereere kuteereddwawo.
|
For security purposes ceremonies should take only one day.
|
Olw'ensonga z'ebyokwerinda, emikolo giteekeddwa okumala olunaku lumu lwokka.
|
independent
|
eddembe; be i.
|
The government should equip hospitals with drugs for proper healthcare services.
|
Gavumenti erina okuteeka eddagala mu malwaliro okusobola okulongoosa ebyobulamu.
|
The damaged house was renovated.
|
Ennyumba eyayonooneka yadaabiriziddwa.
|
Some people are infected with the Human Immune Virus.
|
Abantu abamu balina akawuka akaleeta mukenenya.
|
Which items were recovered?
|
Bintu ki ebyanunulwa?
|
flat
|
agaagavu
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.