English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
pestle
|
omusekuzo
|
Leaders have gained a lot of money from the women's projects.
|
Abakulembeze bafunye ssente nnyingi okuva mu pulojekiti z'abakyala.
|
Why is self-confidence important in leadership?
|
Lwaki okwekkiririzamu kya mugaso mu bukulembeze?
|
bounce
|
okuwalaza.
|
skirmish
|
okulwanako.
|
harelip
|
nnakimu.
|
The government of Uganda encourages farming by giving free seedlings.
|
Gavumenti ya Uganda ekubiriza obulimi ng'egaba ensigo ez'obwereere.
|
grow
|
okukogga. g. old
|
The committee reported mismanagement of funds.
|
Akakiiko kaayogedde ku kukozesa obubi obuyambi.
|
Some districts do not have access to clean water.
|
Disitulikiti ezimu tezirina we zijja mazzi mayonjo.
|
Teachers should instil patriotism in their students.
|
Abasomesa balina okusiga omwoyo gw'okwagala eggwanga mu bayizi baabwe.
|
overgrow
|
okulanda; be overgrown
|
They also complained about disorganized kitchens and an unsuitable environment for humans.
|
era beemulugunya ku mafumbiro agatateekedwateekeddwa bulungi awamu n'obwebungulule obutali bulungi eri abantu.
|
What is the benefit of the isolation of coronavirus patients?
|
Muganyuko ki oguli mu kwawula abalwadde b'akawuka ka kolona.
|
Government has been in land wrangles for a long time.
|
Gavumenti ebadde mu nkaayana z'ettaka okumala ebbanga eriwerako.
|
The situation in the area has encouraged increased acts of criminality.
|
Embeera eri mu kitundu eviiriddeko ebikolwa by'obuzzi bw'emisango okweyongera.
|
agreement
|
okutabagana
|
yesterday
|
jjuuzi.
|
The company that worked on the painting of the district offices did a great job.
|
kkampuni eyakola ogw'okusiiga woofiisi za disitulikiti yakola omulimu ogw'ettendo.
|
Teenagers in north Uganda have the highest percentages of pregnancy.
|
Abattiini mu bukiikakkono bwa Uganda be basinga okufuna enbuto
|
inveigh against
|
okuwawaabira.
|
The municipal council has established a proper place for the village and local meetings.
|
Olukiiko lwa munisipaali lutaddewo ekifo eky'enkalakkalira eky'ekyalo n'enkiiko eza bulijjo.
|
objectionable
|
bi.
|
moneyed
|
gagga
|
A poacher was arrested for illegal killing of a gorilla.
|
Omuyizzi w'ebisolo mu bumenyi bw'amateeka yakwatiddwa lwa kutta zzike.
|
Talents are a blessing from God.
|
Ebitone birabo okuva eri Katonda.
|
There are many cultures in Uganda.
|
Mu Uganda mulimu obuwangwa bungi.
|
The people do not trust their leaders.
|
Abantu tebeesiga bakulembeze baabwe.
|
stick
|
omuwunda; (hooked) ekkongolijjo.
|
Not everything you want as a child you get when you grow old.
|
Si buli kintu ky'oyagala ng'oli muto okifuna ng'okuze.
|
slit
|
okwasaamu.
|
Human resource transfers are made for different reasons.
|
Okukyusa abantu ku mulimu kikolebwa olw'ensonga ezenjawulo.
|
ennyindo
|
okuzoola amaaso ; have staring e.
|
Leaders need to be paid their salaries for a smooth workflow.
|
Abakulembeze beetaaga okusasulwa amagu emisaala gyabwe okusobola okutambuza obulungi emirimu.
|
If you don't vote you have no moral authority to discuss politics
|
Bw'oba tolonda tolina buyinza kukubaganya birowoozo ku byabufuzi.
|
They also paid interest.
|
Baasasudde n'amagoba.
|
Headteachers are advised against polygamy.
|
Abakulu b'amasomero bawabuddwa ku kubeera n'abakyala abangi.
|
They have signed the petition today.
|
Batadde omukono ku kujulira leero.
|
unyoke
|
okusumulula.
|
I need to reach church before it's too late.
|
Neetaaga okutuuka mu ssinzizo mu budde.
|
Kids love to play games.
|
Abaana baagala okuzannya emizannyo.
|
indolence
|
okugayaala
|
Communities in the neighboring towns are also affected.
|
Abantu mu bubuga obutwetoolodde nabo bakoseddwa.
|
The fees for the training are very high.
|
Ebisale by'okutendekebwa bya waggulu nnyo.
|
The bridge will link people and trade activities from different areas.
|
Olutindo lujja kugatta abantu ku byobusuubuzi okuva mu bitundu ebirala.
|
China gives funding to students who are willing to study the Chinese language and want to study from China
|
China ewa abayizi obuyambi abaagala okusoma Olucalina n'abaagala okusomera e China.
|
manoeuvre
|
amagezl
|
Have you watched that movie before?
|
Wali walaba ku firimu eyo?
|
vibrate
|
okupapa
|
Christians should serve the Lord and get involved in church activities.
|
Abakrisitaayo balina okuweereza Katonda n'okwetaba mu mirimu gy'ekkanisa.
|
The youths were angry about the cutting down of trees in their area.
|
Abavubuka baali banyiivu olw'okusala emiti mu kitundu kyabwe.
|
stimulate
|
okukubiriza
|
indistinct
|
vide okuseeterera
|
The borehole broke down two years ago.
|
Nnayikondo yayonooneka emyaka ebiri emabega.
|
raid
|
okuzinda
|
The funding was not enough.
|
Obuyambi bwali tebumala.
|
I want to understand the role of the resident district commissioner.
|
Njagala kutegeera omulimu gw'omubaka wa pulezidenti mu disitulikiti.
|
security
|
omusingo
|
Giving a name to a child is a very important thing in the society.
|
Okuwa omwana erinnya kintu kya mugaso nnyo mu kitundu.
|
Justice should be demanded.
|
Obwenkanya bulina okusabibwa.
|
Children should report to the authority in case they are denied education.
|
Abaana balina okuwaaba eri aboobuyinza singa bammibwa okusoma.
|
Parents lack resources to take their children to schools.
|
Abazadde tebalina bikozesebwa okutwala abaana baabwe ku masomero.
|
Lazy people are a burden to the community.
|
Abantu abanafu baba kizibu eri ekitundu.
|
begin
|
okuyinama
|
People lack knowledge about disease contraction and how it affects people.
|
Abantu tebalina kumanya ku ngeri obulwadde gye bukwatamu n'engeri gye bukosaamu abantu.
|
We need a change of power as soon as yesterday
|
Twetaaga enkyukakyuka mu bukuyinza okuviira ddaala eggulo.
|
The project was handed over to a Ugandan construction company.
|
Pulojekiti yakwasiddwa kkampuni ezimba mu Uganda.
|
Why do people engage in witchcraft?
|
Lwaki abantu beenyigira mu bulogo?
|
near
|
kumpi
|
She is narrating an interesting story to the children.
|
Ali mu kunyumiza abaana akagero akanyuma ennyo.
|
Golf is seen as a sport for the rich, but that shouldn't be the case.
|
Goofu alabibwa ng'omuzannyo ogw'abagagga naye ekyo tekiteekeddwa kuba nsonga.
|
elections are supposed to be free and fair.
|
Okulonda kuteekeddwa kuba kwa mazima na bwenkanya.
|
Before you begin to drive a vehicle you need to know all the traffic rules.
|
Nga tonnatandika kuvuga kidduka, weetaaga okumanya amateeka g'oku nguudo gonna.
|
We all have ancestors.
|
Ffenna tulina obujjajja.
|
immoral
|
a bwenzi; become i.
|
Some of the victims were from the neighbouring town.
|
Abamu ku baakoseddwa baabadde bava ku kyalo ekiriraanyeewo.
|
The youths were the only option to save the stuck lorry with customer's goods.
|
Abavubuka kwe kwali okusalawo okusembayo mu kutaasa loole eyaliko ebyamaguzi by'abantu.
|
Prominent people in the district attended the ceremony.
|
Abantu abatutumufu mu disitulikiti beetaba ku mukolo.
|
headache
|
kawango; my head aches
|
shun
|
okw ezlngotoka.
|
pasture
|
eddundiro
|
lust
|
obugwagwa.
|
bitterly
|
ccocce.
|
youngest
|
omwana.
|
treason
|
olukwe.
|
As a result of accidents, some people get physically disabled.
|
Oluvannyuma lw'akabenje, abantu abamu baafuna obulemu ku mibiri gyabwe.
|
contempt
|
okunyooma
|
People infected with the virus are giving counselling services to encourage them.
|
Abantu abakoseddwa akawuka baweebwa okubuulirirwa okubazamu amanyi.
|
The victims have been showing symptoms of the flue.
|
Abalwadde babadde balaga obubonero bwa ssenyiga.
|
sponge
|
ekinyinyiisi.
|
The youth should be sensitized and educated about what is best for their lives
|
Abavubuka balina okumanyisibwa n'okusomesebwa ku biki ebirungi mu bulamu bwabwe.
|
scrub
|
olukenke
|
The soldiers did it in self-defense.
|
Abasirikale baakikola nga beetaasa.
|
snatch
|
okukwakula
|
Some actions and behaviours lure one from the ways of God.
|
Ebikolwa ebimu biggya omuntu mu kkubo lya Katonda.
|
proof
|
obulumiriza.
|
The roads in our town are in poor condition.
|
Enguudo mu kibuga kyaffe ziri mu mbeera mbi.
|
We bought food from her restaurant.
|
twagula emmere mu tonninnyira.
|
The football tournament started yesterday.
|
Empaka z'omupiira zaatandise eggulo.
|
She shared my profile before I addressed the audience.
|
Yayogedde ebimukwatako nga tannayogerako eri abantu.
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.