English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
Washing hands should be part of you.
|
Okunaaba mu ngalo kirina kuba kitundu ku ggwe.
|
bounds
|
vide foreg.; go beyond b.
|
stiffness
|
obukakanybvu; (of limbs) nnakanyama.
|
block
|
omuwulugwa
|
days (period)
|
leero.
|
coagulate
|
okukwata; (of blood) okukwata kigi.
|
Being discharged from the hospital is the joy of many patients.
|
Okusiibulwa okuva mu ddwaliro ly'essanyu ly'abalwadde abasinga obungi.
|
The Madi people respected him because of his leadership skills.
|
Abamadi baamuwa ekitiibwa olw'obukodyo bwe mu bukulembeze.
|
exorbitant
|
okukangawala.
|
It�s not healthy to work next to a huge pile of garbage
|
Tekiba kirungi okukolera okumpi n'ekifo awakungaanyizibwa kasasiro.
|
A police officer was murdered in Arua district.
|
Omupoliisi yatemuddwa mu disitulikiti ya Arua.
|
gold
|
zaabu
|
When is the construction of the bridge starting?
|
Okuzimba olutindo kutandika ddi?
|
The new club also participated in the tournament.
|
Ttiimu empya nayo yeetabye mu mpaka.
|
Youths should start up their own businesses.
|
Abavubuka bateekeddwa okutandikawo bizinensi ezaabwe.
|
They signed a peace agreement at the beginning of this year.
|
Bassa emikono ku ndagaano y'emirembe ku ntandikwa y'omwaka guno.
|
The district has experts and bureaucrats who can handle local government projects.
|
Disitulikiti erina abakugu n'abalondoozi abasobola okukwasaganya puloojekiti za gavumenti z'ebitundu.
|
tenets
|
okuyigiriza
|
The hospital has only two incubators, yet the number of premature babies is high.
|
Eddwaliro lirina ebyuma ebibikka abaana abaazaalibwa tebannatuuka babiri kyokka omuwendo gw'abaana abazaalibwa nga tebannatuuka guli waggulu.
|
The meeting will take place at the council hall.
|
Olukiiko lujja kubeera mu kizimbe omutuuzibwa enkiiko.
|
The teacher said it was awkward to share toilets with students.
|
Abasomesa baagambye nti kiswaza okugabana kaabuyonjo n'abayizi.
|
The leader thanked the contributors for their efforts towards development .
|
Omukulembeze yeebaza abaawaddeyo olwa kaweefube waabwe eri nkulaakulana.
|
People have become drug addicts in the area.
|
Abantu bakozesa ebiragalalagala mu kitundu.
|
Health workers are at a risk of suffering from diseases.
|
Abasawo bali mu katyabaga k'okufuna obulwadde.
|
asperity
|
obusungu
|
dwarfed
|
okukonoona
|
Leadership comes from God.
|
Obukulembeze buva eri Katonda.
|
Most youths are now involved in riding motor cycles as to earn a living.
|
Abavubuka abasinga kati beenyigidde mu kuvuga ppikipiki okusobola okufuna ensimbi.
|
mislead
|
okukyamya
|
Our education system has a structure of seven years for primary education.
|
Enkola yaffe ey'ebyenjigiriza erina obuzimbe bwa myaka musanvu egy'ensoma eya pulayimale.
|
Public gatherings were banned during the coronavirus lockdown.
|
Enkungaana z'abantu zaawerebwa mu biseera by'omuggalo gw'akawuka ka kolona.
|
Political candidates have been given only two months to campaign
|
Abeesimbyewo baweereddwa emyezi ebiri gyokka okukola kakuyege.
|
Football clubs like to start the season with some good results.
|
Kiraabu z'omupiira zaagala okuggulawo sizoni ne alizaati ennungi.
|
How many books can I borrow from the library?
|
Bitabo bimeka bye ninza okwewola mu tterekero ly'ebitabo?
|
Adolescents are growing up in a very challenging environment because of the negative forces and influences
|
Abavubuka bali mu kaabuvubuka bakulira mu kusoomoozebwa kw'ebibeetoolodde olw'amaanyi amabi n'okusindiikirizibwa.
|
Which political party do you belong to?
|
Oli wa kibiina kya byabufuzi ki?
|
They should empower female refugee leaders.
|
Abakulembeze b'abakyala ababundabunda balina okuweebwa obuyinza.
|
There is a shortage of sand so the kitchen construction must come to a standstill.
|
Waliwo ebbula ly'omusenyu era okuzimba effumbiro kulina okuyimirira.
|
Who are considered as district stakeholders?
|
B'ani abatwalibwa nga abakwatibwako ku disitulikiti?
|
screen
|
ekisenge
|
Cultural sites are a must visit for tourists every year.
|
Ebifo byobuwangwa abalambuzi balina okubikyalira buli mwaka.
|
Leaders should promote gender equality to prevent violence against women.
|
Abakulembeze balina okuteekawo omwenkanonkano mu kikula ky'abantu okusobola okwewala okutulugunyizibwa mu bakazi.
|
The court wrote to us and we accepted to show up.
|
kkooti yatuwandiikidde ne tukkiriza okujja.
|
Avoid taking the law in your hands but rather report to the police.
|
Weewale okutwalira amateeka mu ngalo wabula loopa ku poliisi.
|
People are poorly fed.
|
Abantu baliisibwa bubi.
|
The Memorandum of Understanding they are using has five major areas of collaboration, the subject of personnel and other resources.
|
Endagaano ey'okutegeeragana gye bakozesa erina ebitundu ebikulu bitaano, ebikwata ku muntu n'ebintu ebirala.
|
We give glory to God because women are now on the church committee.
|
Ekitiibwa tukizza eri Katonda kubanga abakyala kati bali ku lukiiko olufuzi olw'ekkanisa.
|
bed
|
ekitanda
|
profit
|
enkizo
|
Living without clean water for a couple of days can lead to complaints by the people.
|
Okuwangaala nga tolina mazzi mayonjo okumala nnaku eziwera kiyinza okuleetera abantu okwemulugunya.
|
People need to know all the freely available services in the country.
|
Abantu beetaaga okumanya obuweereza bwonna obw'obwereere obuliwo mu ggwanga.
|
Bishops serve in the church.
|
Abeepiskoopi baweereza mu kkanisa.
|
toe
|
akagere
|
The district has developed a new parking yard for truck drivers.
|
Disitulikiti etaddewo paaka empya ey'abavuzi b'ebimmotoka bi lukululana.
|
Law practitioners legally help the public in different ways.
|
Abannamateeka bayamba abantu mu mateeka mu ngeri ez'enjawulo.
|
The children do not know how to swim.
|
Abaana tebamanyi kuwuga.
|
trickle
|
olusununu.
|
We lost our cattle during the war.
|
Twafiirwa ente zaffe mu lutalo.
|
The higher authority personnel should listen to our problems.
|
Owoobuyinza ow'oku ntikko alina okuwuliriza ebizibu byaffe.
|
My friend is on the development committee of our village church.
|
Mukwano gwange ali ku kakiiko k'enkulaakulana mu kkanisa y'ekyalo kyaffe.
|
Legal experts interpret the laws to the public.
|
Bannamateeka abakugu bataputira abantu amateeka.
|
Is it possible for one to be double-taxed?
|
Kisoboka omuntu okusasuzibwa omusolo emirundi ebiri?
|
Uganda is in the Sub Saharan part of Africa.
|
Uganda eri mu bukiikaddyo bw'ekyeya Sahara.
|
Uganda now has very many fishing farms.
|
Uganda kati erina amalundiro g'ebyennyanja mangi nnyo.
|
We have South Sudanese nationals living in Uganda.
|
Tulina bannansi bomumaserengeta ga Sudan ababeera mu Uganda.
|
genesis
|
okusooka.
|
sour
|
okukaawa (of fruit)
|
The chairman doesn't forward councillors issues for implementation.
|
Ssentebe tawaayo nsonga za bakansala okusobola okuziteeka mu nkola.
|
The competitors had so much support from fans.
|
Abavuganya baalina obuwagizi bungi okuvu mu bawagizi.
|
Police confirmed that two people were arrested in connection with the incident.
|
Poliisi yakakasizza nti abantu babiri baakwatidde ku byekuusa ku byabaddewo.
|
Agriculture is the most economically viable sector in Uganda.
|
Obulimi n'obulunzi kye kisaawe ekisinga obuwanguzi mu byenfuna bya Uganda.
|
Arua and Yumbe are in conflicts over Ewanga sub-county.
|
Arua ne Yumbe bali mu bukuubagano ku ggombolola ya Ewanga.
|
Government programs are for the good of the general public.
|
Pulogulaamu za gavumenti za ku lwa bulungi bw'abantu.
|
curse
|
okukolima
|
company
|
ekitongole
|
The patient was in bad condition.
|
Omulwadde yabadde mu mbeera mbi.
|
She resigned from her job because they were paying her little money.
|
Yalekulira ku mulimu kubanga baali bamuwa obusente butono.
|
The truck was stolen as soon as it was bought.
|
Loole yabbibwa nga yaakagulibwa.
|
each
|
kiisi.
|
Projects have a lifetime.
|
Puloojekiti zirina obuwangaazi.
|
A businessman has given some of the properties to his son.
|
Omusuubuzi awadde mutabani we ebimu ku bintu bye.
|
We have signed several agreements with different organizations.
|
Tutadde emikono ku ndagaano ez'enjawulo n'ebitongole eby'enjawulo.
|
A good leader doesn't have to be a good liar.
|
Omukulembeze omulungi talina kuba mulimba.
|
fast
|
ambiro.
|
physician
|
omusawo
|
The poachers bribe the officials to be release.
|
Abayizzi b'ebisolo mu bumenyi bw'amateeka bagulirira abakungu okuteebwa.
|
The organisation distributes free condoms to students' hostels in universities.
|
Ekitongole kigaba obupiira obw'obwereere eri ebisulo by'abayizi mu zi yunivaasite.
|
burn
|
okwaka
|
astray
|
okuwaba; lead a.
|
register
|
okuwandiika.
|
Local governments should engage people so that they participate in business activities.
|
Gavumenti ez'ebitundu zirina okwetabyamu abantu basobole okwenyigira mu byobusuubuzi.
|
What is the punishment for false allegations?
|
Kibonerezo ki ekiweebwa okuwaayiriza omuntu?
|
People in different districts will benefit from this program.
|
Abantu mu disitulikiti ez'enjawulo baakuganyulwa mu pulogulaamu eno.
|
Many hospitals in Uganda don't have basic medical equipment.
|
Amalwaliro mangi mu Uganda tegalina bijjanjabisibwa byetaagisa.
|
Money should not be the only reason for leaders to work hard.
|
Ssente tezilina kuba nsonga yokka abakulembeze okukola ennyo.
|
affix
|
okuyungako
|
I do not have any food for my family.
|
Sirina mmere yonna ey'okuliisa famire yange.
|
forty
|
amakumi ana.
|
Specialist clinicians have been advised to train interns.
|
Abakugu mu by'obujjanjabi baweereddwa amagezi okutendeka abayizi abali mu kwegezaamu.
|
Is petty merchandise profitable?
|
Ebintu ebya kyakalakyakala biriko amagoba?
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.