English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
People should always find a solution to disagreements among them.
|
Abantu balina okugonjoolanga obutakkaanya mu bbo.
|
plank
|
ekizingiiti.
|
I was a head girl in my primary school.
|
Nze nali nkulira bawala mu ssomero lyange erya pulayimale.
|
The police started investigations on the missing money.
|
Poliisi yatandise okunoonyereza ku nsimbi ezaabula.
|
She will be buried tomorrow in the afternoon.
|
Ajja kuziikibwa enkya olw'eggulo.
|
Personal targets result in personal gains.
|
Ebiruubirirwa by'omuntu bivaamu ebyenfuna by'omuntu.
|
Many officials are claiming not to have received any money after misusing it.
|
Abakungu bangi bagamba nti tebaafuna nsimbi oluvannyuma lw'okuzibulankanya.
|
rug
|
ekikunta.
|
New kinds of farming technology are introduced to farmers.
|
Tekinologiya omupya akwata ku byobulimi n'okulunda ayanjuddwa eri abalimi n'abalunzi.
|
Oil pollution harms animals and insects.
|
Okwonoona amafuta kyabulabe eri ebisolo n'ebiwuka.
|
The mama kit is of great value for during childbirth.
|
Mama kit ya muwendo nnyo mu biseera by'okuzaala omwana.
|
I spent two hours talking with my sister on phone.
|
Nnamala essaawa bbiri nga njogera ne muganda wange/mwannyinaze ku ssimu.
|
extol
|
okusuuta
|
People these days are selling expired drugs.
|
Abantu ensangi zino batunda eddagala eriyiseeko.
|
superpose
|
okubereka.
|
Viral load testing helps combat AIDs.
|
Okutegeera omuwendo gw'obuwuka bu vayiraasi obuli mu mubiri kiyamba okulwanyisa mukenenya.
|
bloom
|
empumbti.
|
What is the role of the office of prime minister in Uganda?
|
Woofiisi ya Ssaabaminisita erina mulimu ki mu Uganda?
|
Many people were admitted to the same ward.
|
Abantu bangi baaweereddwa ebitanda mu kasenge ke kamu.
|
The municipal council lacks enough offices in the division headquarters.
|
Akakiiko ka munisipaali tekalina woofiisi zimala ku kitebe ekikulu.
|
unconscious
|
okupooca.
|
rustic
|
omukopi
|
obstinacy
|
ensuwa.
|
drum
|
okukuba e??oma
|
They are constructing a good quality road.
|
Bazimba oluguudo olw'omutindo ogwa waggulu.
|
The government will build houses for the people.
|
Gavumenti ejja kuzimbira abantu amayumba.
|
mark
|
okulamba
|
Many refugees are coming into Uganda because of instabilities.
|
Abanoonyiboobubudamu bangi bajja mu Uganda olw'obutali butebenkevu.
|
The health team is doing all it can to manage corona patients.
|
Ttiimu y'abasawo ekola kyonna ekisoboka okujjanjaba abalwadde ba kolona.
|
Do you have any pending work?
|
Olinayo omulimu gwonna ogutanamalirizibwa?
|
The government has allowed churches to have congregations of two hundred people.
|
Gavumenti ekkirizza ekkanisa okuba n'enkungaana z'abantu ebikumi bibiri.
|
People have likes and dislikes.
|
Abantu balina bye baagala ne bye bataagala.
|
The weed was introduced by visitors from other regions.
|
Omuddo gwaleetebwa bagenyi okuva mu bitundu ebirala.
|
Market suppliers should be reliable.
|
Abasuubuza ebintu mu butale balina okuba nga beesigika.
|
genet
|
embaki.
|
The government has increased funding of the health sector.
|
Gavumenti eyongedde ensimbi zewa ekitongole ky'ebyobulamu.
|
Reproductive health education is essential for school children.
|
Ebyenjigiriza ebikwata ku kikula n'ebikolwa by'obufumbo bya mugaso eri abaana b'essomero.
|
common
|
okukyakaala; make c. cause
|
distinguish
|
okwawuka nya
|
Many Ugandans have no access to clean water.
|
Bannayuganda bangi tebalina mazzi mayonjo.
|
yet
|
naye kya
|
murder
|
obussi.
|
A census has been organized to assist planning for educational institutions.
|
Okubala okw'ekikungo kutegekeddwa okuyamba okuteekerateekera amatendekero g'ebyenjigiriza.
|
Your bank account is in which bank?
|
Akaawunti yo eri mu bbanka ki?
|
Fake products should be banned from the market.
|
Ebintu ebijingirire biteekeddwa okuwerebwa ku katale.
|
brewery
|
essogolero.
|
Taking matters in your own hands is a crime.
|
Okutwalira amateeka mu ngalo musango gwa Naggomola.
|
filth
|
empitambi
|
People have to be mobilized so as to vote for someone.
|
Abantu balina okukungibwa okusobola okulonda omuntu omu.
|
Parents sacrifice a lot so that their children have an education.
|
Abazadde beerekereza nnyo okulaba ng'abaana baabwe basoma.
|
The closure of schools and health centers leaves girls increasingly vulnerable.
|
Okuggalawo kw'amasomero n'amalwaliro kireka abawala nga beetaaga nnyo okuyambibwa.
|
Students have a right to know their examination results.
|
Abayizi balina eddembe okumanya ebivudde mu bibuuzo byabwe.
|
Machines in industries need a lot of electricity to operate.
|
Ebyuma mu makolero beetaaga amasannyalaze mangi nnyo okukola.
|
thatch
|
enkaajumbe.
|
roll
|
okukulungula. r. up
|
The district has now embarked on sensitizing people against early marriage and pregnancies.
|
Disitulikiti kati esazeewo kusomesa bantu ku buzibu obuli mu bufumbo bw'abato n'okufuna embuto.
|
Proper management is important for maintaining the appearance of a golf course.
|
Enzirukanya ennungi yeeetaagisa okukuuma endabika y'ekisaawe kya goofu.
|
pass
|
akanyigo.
|
Our opponents in the football match were disqualified for being indiscipline.
|
Abatuvuganya mu muzannyo gw'okusamba omupiira baasalibwako olw'okusiiwuuka empisa.
|
jug
|
omudumu.
|
A public toilet will be constructed in my village.
|
Kaabuyonjo y'olukale ejja kuzimbibwa mu kyalo kyange.
|
notice
|
kulaba
|
My mother was discharged from hospital.
|
Maama wange yasiibuddwa okuva mu ddwaliro.
|
vain
|
bukumbu; go in v.
|
bud
|
okwanya
|
As a community, jointly make efforts to fight the violation of women's rights.
|
Ng'ekitundu, mukolere wamu okulwanyisa okutyoboola eddembe ly'abakyala.
|
hard
|
gumu
|
The government needs to increase on the funds allocated to the water sector.
|
Gavumenti yeetaaga okwongera ku ssente eziweebwa ekitongole ky'amazzi.
|
vigilant
|
okutunula.
|
idler
|
enfamba.
|
The lady lost her eye sight.
|
Omukyala talaba.
|
Do you have sufficient balance on your phone?
|
Olinako ssente ezimala ku ssimu yo?
|
He died of cancer last year.
|
Yafa Kkokolo omwaka oguwedde.
|
termite
|
ennaka
|
The government did not allocate funds for training the youths.
|
Gavumenti teyassaawo nsimbi za kutendeka abavubuka.
|
vacant
|
okulolobala.
|
rave
|
okulogojjana.
|
Trees help to preserve nature.
|
Emiti giyamba okukuuma obutonde.
|
Violence in families should be stopped.
|
Obutabanguko mu maka bulina okukomezebwa.
|
The government should enlarge all the small roads next year.
|
Gavumenti erina okugaziya enguudo entono zonna omwaka ogujja.
|
Street lights are very important at night.
|
Ebitaala by'okunguudo byamugaso nnyo ekiro.
|
eclipse
|
okusinga
|
Some refugees cannot attend the workshop.
|
Abanoonyiboobubudamu abamu tebasobola kugenda ku musomo.
|
luscious
|
okuwoomerera.
|
The project should be popularised among the local people.
|
Pulojekiti erina okwagazisibwa bantu b'omu kitundu.
|
The government gave people, young cattle, as a way of improving their livelihood.
|
Gavumenti yawa abantu ennyana ng'engeri y'okutumbula embeera z'obulamu bwabwe.
|
scholarly
|
a magezi
|
beware
|
okwekengera.
|
Parents should contribute towards constructing the pupils� toilets.
|
Abazadde bateekeddwa okuyamba mu mu kuzimba kaabuyonjo z'abayizi.
|
The judicial system of Uganda is well structured.
|
Ekitongole kya Uganda ekiramuzi kizimbiddwa bulungi.
|
Surveyors are needed in water projects.
|
Abapunta beetagisibwa mu pulojekiti z'amazzi.
|
My aunt has applied for a job as a receptionist at the bank.
|
Ssenga wange/maama omuto asabye omulimu gw'okukola ng'ayaniriza abagenyi mu bbanka.
|
capsize
|
okuyiwa
|
oral
|
a kamwa.
|
Do not drink and drive.
|
Tonywa n'ovuga.
|
Congratulations to the health workers
|
Tuyozaayoza abasawo
|
turn
|
okukomawo
|
sway
|
okwenjeera
|
interrupt
|
okulya kakesu
|
Do you have evidence against him?
|
Omulinako obujulizi?
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.