English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
thank
|
okweyanza; t. you
|
The government should support development projects in the community.
|
Gavumenti erina okuyambako ku pulojekiti z'enkulaakulana mu kitundu.
|
The ambulance was in a bad mechanical condition.
|
emmotoka atambuza abalwadde yali mu mbeera mbi.
|
Communication can be via a phone call.
|
Okuwuliziganya kusobola okuyita mu kukuba essimu.
|
Students have been expelled from school due to bad behaviors.
|
Abayizi bagobeddwa okuva ku ssomero olw'enneeyisa embi.
|
weep
|
okulira
|
Constructing a big building takes a lot of time.
|
Okuzimba ekizimbe ekinene kitwala obudde bungi.
|
Members of the ruling party too should follow the law.
|
Bannakibiina ekiri mu buyinza nabo bateekeddwa okugoberera amateeka.
|
Injured patients are rushed to the hospital for treatment.
|
Abantu abakoseddwa baddusibwa mu ddwaliro okufuna obujjanjabi.
|
The community is advised to protect people and their property.
|
Ekitundu kiwebwa amagezi okukuuma abantu n'ebintu byabwe.
|
The animal crossed from the border areas in their village.
|
Ekisolo kyasaze okuva mu bitundu by'oku nsalo mu kyalo kyabwe.
|
They have not yet resolved the land disputes.
|
Tebannagonjoola nkaayana za ttaka.
|
It is easier to identify you by your name.
|
Kyangu okukwawula n'erinnya.
|
Local council one chairpersons will not get salaries this month.
|
Bassentebe b'obukiiko bw'ebyalo tebajja kufuna musaala omwezi guno.
|
The secretary cannot find the minutes for yesterday's meeting.
|
Omuwandiisi talaba biteeso bya lukiiko lw'eggulo.
|
I am working as a volunteer at church.
|
Nkola bwannakyewa ku kkanisa.
|
The government is working hand in hand with organizations to fight malnutrition.
|
Gavumenti ekolera wamu n'ebitongole okulwanyisa endya embi.
|
What would one consider as normal living?
|
Ki omuntu ky'atwala ng'embeera ya bulijjo.
|
obduracy
|
obutawiilira
|
The police are looking into kidnapping reports that are happening around Kampala.
|
Poliisi etunula mu alipoota z'okuwamba bantu okwetooloola Kampala
|
People need to know more about the justice, law and order sector.
|
Abantu beetaaga okumanya ebisingawo ku kitongole ekirwanirira amateeka n'obwenkanya.
|
ox
|
ente ennume
|
The winner has not been announced yet.
|
Omuwanguzi tannaba kulangirirwa.
|
The political rally was very disorganized.
|
Olukungaana lwa kakuyege lwabadde lukyankalamu.
|
polish
|
okukkulira; (boots) okukuba engatto; p. reeds
|
brotherhood
|
oluganda.
|
untruth
|
obulimba
|
All crimes deserve a court hearing.
|
Emisango gyonna gisaana okuwulirwa mu kkooti.
|
It was a fatal accident.
|
Akabenje kaabadde ddeka busa.
|
Youth were encouraged to create their own jobs or businesses.
|
Abavubuka baakubiriziddwa okutondawo emirimu oba bizinensi ezaabwe.
|
Poor roads affect the growth of businesses.
|
Enguudo embi zikosa okukula kw'ebyobusuubuzi.
|
The church is planning to start projects.
|
Ekkanisa eteekateeka okutandika zi pulojekiti.
|
The ferry capsized in the lake and killed a number of people.
|
Ekidyeri kyabbira mu nnyanja ne kitta abantu abawera.
|
Students are researching from the library.
|
Abayizi banoonyereza mu kifo awaterekebwa ebitabo.
|
pleading
|
okuwoza
|
The wedding is live on television.
|
Embaga eragibwa butereevu ku terefalina.
|
The club excerled in the community tournament.
|
Ttiimu yakoze bulungi nnyo mu mpaka z'ekyalo.
|
Administrative services will be brought nearer to the people.
|
Obuweereza bw'obukulembeze bujja kusembezebwa kumpi n'abantu.
|
skull
|
ekiwanga
|
spine (backbone)
|
omugongo; (thorn) eriggwa.
|
termite
|
empawu
|
Educated girls and women are aware of their rights.
|
Abawala n'abalala abasomyeko bamanyi eddembe lyabwe.
|
There was a massive robbery in the city.
|
Obubbi bwali bungi nnyo mu kibuga.
|
They really loved the refugee children.
|
Baayagalidde ddaala abaana b'Abanoonyiboobubudamu.
|
dudgeon
|
ekinyiigo.
|
Don't use the pandemic outbreak as an excuse for not immunizing your children.
|
Temukozesa okubalukawo kw'ekirwadde nga eky'okwekwasa obutagema baana bammwe.
|
Parents should advise their children about the importance of education.
|
Abazadde balina okubuulirira abaana baabwe ku bukulu bw'okusoma.
|
testicle
|
amalonda.
|
Students should read hard while in school.
|
Abayizi balina okusoma ennyo nga bali mu ssomero.
|
Pupils have a poor foundation.
|
Abayizi balina omusingi omubi.
|
take
|
okutikkula
|
The parents' meeting ended early.
|
Olukiiko lw'abazadde lwawedde mangu.
|
The district has been represented by well educated and influential people in the country.
|
Disitulikiti ekiikiriddwa abantu abaasoma era ab'omuzinzi mu ggwanga.
|
prosper
|
omukisa
|
Always avoid careless use of candles.
|
Bulijjo weewale okukozesa emisubbaawa n'obulagajjavu.
|
The minister for primary health care was poisoned.
|
Minisita w'ebyobulamu ebisookerwako y'aweereddwa obutwa.
|
The hospital failed to meet its annual delivery target.
|
Eddwaliro lyalemererwa okutuukiriza ekigendererwa kyalyo eky'okuzaalisa eky'omwaka.
|
coadjutor
|
omubeezi.
|
The truck owners received their cars.
|
Banannyini loole baafuna emmotoka zaabwe.
|
Workers unions unite workers for a common cause.
|
Ebibiina by'abakozi bgatta abakozi nga waliwo obwetaavu.
|
The quality of agricultural products needs to improve.
|
Omutindo gw'ebirime gweetaaga okwongeramu.
|
embarrass
|
okusoona.
|
procure
|
okulaba.
|
The district officials have laid a strategic plan to improve social services in the area.
|
Abakungu ba disitulikiti batemye empenda ez'okutumbula obuweereza mu kitundu.
|
A project is only accomplished if completed.
|
Pulojekiti etuuka ku buwanguzi singa ebeera emaliriziddwa.
|
finch
|
nnakinsige
|
hospital
|
ennyumba y'aba lwadde.
|
calumny
|
obuwaayirizi
|
People should change their mindset and be able to start up their own businesses.
|
Abantu balina okukyusa endowooza zaabwe basobole okutandikawo bizinensi zaabwe.
|
People lack funds to cultivate and till their land.
|
Abantu tebalina ssente za kulima n'okukabala ettaka lyabwe.
|
separate
|
okwesumaga.
|
juice
|
amazzi
|
It’s a good practice to appreciate the little someone does for you.
|
Kikolwa kirungi okusiima ekyo ekitono omuntu ky'aba akukoledde.
|
Did you hear what you have just said?
|
Owulidde kye waakoogera?
|
The female netball team won the match.
|
Ttiimu y'abakyala ey'okubaka yawangula oluzannya.
|
celebrate
|
okubbiramu.
|
I wish to travel to Dutch next year.
|
Njagala kugenda Budaaki omwaka ogujja.
|
The woman reported the case to police.
|
Omukyala yaloopye omusango ku poliisi.
|
The past is of less significance today.
|
Ebyayita tebirina nnyo mugaso leero.
|
gain
|
v. (reach) okutuuka; (battle) okuwangula
|
Most fundraisings are money-oriented.
|
Okusonda okusinga kuluubirira nsimbi.
|
Some people use these animals for bride price.
|
Abantu abamu bakozesa ebisolo bino ng'ebiweebwayo ku buko.
|
Religious organisations get help from international organisations.
|
Ebitongole byenzikiriza bifuna obuyambi okuva mu bitongole by'ensi yonna.
|
savour
|
eddekende
|
There is no proper documentation at the police station.
|
Tewali nkuuma ya biwandiiko nungi ku poliisi.
|
He contested for guild president in last year's campus elections.
|
Yavuganya ku kifo ky'okukulira abayizi ba yunivaasite mu kulonda kw'omwaka oguwedde.
|
People should not be allowed to access the quarry to avoid accidents.
|
Abantu tebalina kukkirizibwa kugenda mu kirombe okwewala obubenje.
|
hoe
|
okukabala.
|
sorrow
|
ennaku
|
stalk
|
v. (in hunting)
|
The brother reported the case to the community development officer.
|
Mwannlina yaloopa ensonga eri omukungu w'ekitundu.
|
Farmers have increased agricultural output.
|
Abalimi bongedde ku makungula.
|
Losing most of the players from a football team is not a good thing.
|
Okuviibwako abazannyi abasinga ku ttiimu si kirungi.
|
Which kind of buildings are considered illegal?
|
Bizimbe bya ngeri ki ebitwalibwa okuba mu mateeka?
|
To improve the education system, everyone has to contribute to its success.
|
Okutumbula eby'ensoma buli omu alina okuteekako etafaali.
|
Women should deliver from hospitals.
|
Abakyala balina okuzaalira mu malwaliro.
|
There are several kingdoms in Uganda.
|
Obwakabaka bungi mu Uganda.
|
People are on their way to celebrate and enjoy the festive season
|
Abantu bali mu lugendo okujaguza n'okunyumirwa nnaku enkulu.
|
People are campaigning for the Arua municipality seat.
|
Abantu bakuyegera kifo mu munisipaali ya Arua.
|
It is important to educate students on how to maximize their strengths
|
Kya mugaso okusomesa abayizi ku ngeri gye bayinza okweyambisaamu amaanyi gaabwe.
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.