English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
mourn | okukuba ekiwoobe |
Lawyers interpret the law to the people. | Bannamateeka bataputira abantu amateeka. |
Corrective measures should commence with young people to secure power and solve greed issues . | Enteekateeka eyawamu eteekeddwa okukolebwa n'abavubuka okusobola okutwala obuyinza n'okugonjoola ensonga z'omulugube. |
cry | enkooka. |
forerunner | omukulembezi omukulembeze. |
The animals given to refugees were stolen by the neighbors. | Ebisolo ebyaweebwa Abanoonyiboobubudamu byabbibwa baliraanwa. |
suppurate | okutana. |
dissembler | omukuusa. |
pillow | ekigugu |
rich | mwome |
chief | lutikko |
tolerate | okusobola. |
totter | okuzunga |
How much can a solar system cost? | Omuyungano gw'amasannyalaze g'amaanyi g'enjuba gugula ssente mmeka? |
The government has supported the farmers on the road to improve their werfare. | Gavumenti eyambye abalimi n'abalunzi abali ku mugendo okulongoosa obulamu bwabwe. |
Workers should be paid in time. | Abakozi balina okusasulwa mu budde. |
Youths should be sensitized about the dangers of drug abuse. | Abavubuka balina okusomesebwa ku kabi akali mu kukozesa ebiragalalagala. |
The village chairperson sold off that land illegally. | Ssentebe w'ekyalo yatunda ettaka eryo mu bumenyi bw'amateeka. |
Who is the police officer on duty this week? | Mupoliisi ki ali ku mulimu wiiki eno? |
The community condemned his bad acts. | Abantu baavumiridde ebikolwa bye ebibi. |
finger | nvamumba. second f. |
riddle | okuko kkola; speak in riddles |
People need to establish churches with legal documentation. | Abantu balina okuteekawo akkanisa n'ebiwandiiko eby'amateeka. |
The products being sold should focus on solving people's problems. | Ebintu ebitundibwa birina kussa ssira ku kugonjoola bizibu by'abantu. |
interfere | okwetumiikiriza; (in fight) okutaasa |
The debate was made public by the community. | Okukubaganya ebirowoozo kwaweerezebwa eri abantu. |
Motorcycles have been demolished. | Ppikipiki ziyonooneddwa. |
exult | okukuba ejjebe |
related | a kika kimu |
How many pupils failed exams last year? | Abayizi bameka abaagwa ebibuuzo omwaka oguwedde? |
One death was registered. | Omufu omu ye yawandiisibwa. |
Geographically regions are identified depending on directions | Mu nkula y'obutonde n'ebifo ebitundu binnyonyolwa kusinziira ku ndagiriro. |
I will attend the debate. | Nja kwetaba mu ku kubaganya ebirowoozo. |
fresh | etc.) bisi. |
Children need help especially the orphans. | Abaana beetaaga obuyambi naddaala bamulekwa. |
blaspheme | okuvvoola |
minute | tono nnyo; vide aka sirikitu |
illnatured | sunguwavu |
People have turned their hope in the District to create relief for them. | Abantu batadde essuubi lyabwe mu disitulikiti okubafunira obuyambi. |
All techniques used in improving production will be seen. | Obukodyo bwonna okukozesebwa mu kwongera ku bifulumizibwa bujja kulabibwa. |
canoe | emmanvu |
Arua is strategically located because it has access to internal and foreign markets. | Arua eri mu kifo ekirungi kubanga erina obutale obwomunda n'ebweru. |
Political parties in Uganda lack democracy. | Ebibiina byobufuzi mu Uganda tebiriimu dimokulasiya. |
speak | okukaytika. |
Every family should engage in vanilla growing. | Buli maka galina okwenyigira mu kulima vanilla. |
Poultry projects are a source of income. | Pulojekiti z'okulunda enkoko zivaamu ssente. |
What role is played by members of parliament? | Omukiisa mu paalamenti akola mirimu ki? |
The game reserve no longer attracts tourists because it has no white rhinos. | Ekkuumiro ly'ensolo terikyasikiriza balambuzi kubanga teririna nkula njeru. |
exactly | geregere. |
The fire started in the room of the night duty officer. | Omuliro gwatandikidde mu kisenge ky'omukungu akola ekiro. |
The public is often encouraged to avoid taking the law in their hands. | Abantu bakubirizibwa okwewala okutwalira amateeka mu ngalo. |
There will be a training about fish farming in the town hall. | Wajja kubaawo okutendekebwa ku kulunda eby'ennyanja mu town hall. |
ringworm | ebiguuna |
percentage | okulobola. |
distribute | okugereka. |
Fishermen complained about the water hyacinth on the lake. | Abavubi beemulugunya ku kiddo ky'oku mazzi ku nnyanja. |
The vendors complained about inadequate funds. | Abatembeeyi beemulugunya ku ssente entono. |
Examiners prepared hard questions for the students. | Abategesi b'ebibuuzo baategekedde abayizi ebibuuzo ebizibu. |
The hospital services are good, effective and efficient. | Obuweereza bw'eddwaliro bulungi, bwangu era bwesigika. |
beautiful | sirii kirivu. |
Uganda is lagging behind in the field of technology. | Uganda ekyali mabega nnyo mu bya tekinologiya. |
wonderful | a kikuuno. |
How many stakeholders does your business have? | Bizinesi yo ogiddukanya n'abantu bameka? |
mother (my | nnyina; (as int.) maama! m.inlaw |
Should tobacco-growing be banned in Uganda? | Okulima ppamba kuwerebwe mu Uganda? |
Our country will produce a cure for the virus. | Ensi yaffe ejja kukola eddagala ly'akawuka. |
The training conference will equip girls with skills in Arua and Koboko. | Olukungaana lw'okutendekebwa lujja kuwa baana bawala obukugu mu Arua ne Koboko. |
Security officers are always alert during day and night. | Abakuumaddembe bulijjo babeera bulindaala emisana n'ekiro. |
The people in the region consume a lot of alcohol. | Abantu mu kitundu banywa nnyo omwenge. |
What are assets and liabilities? | Biki ebireeta n'okutwala ensimbi? |
bless | okuwa omukisa |
madness | akazoolezoole. |
afresh | omulundi ogw'okubiri ( . . . omulala). |
pitch | okukanyuga; p. a tent |
Defilement is a sin in the eyes of God and nature. | Okusobya ku mwana atanneetuuka kibi mu maaso ga Katonda ne mu butonde. |
pour | okufuka |
People must be educated about how dangerous Ebola is. | Abantu balina okusomesebwa ku ngeri obulwadde bwa Ebola gye buli obw'obulabe. |
Other children are engaged in child labour activities. | Abaana abalala beenyigira mu kukola nga bato. |
The accused was detained at a police station. | Avunaanibwa yakuumibwa ku kitebe kya poliisi. |
tender | gonvu. |
Can money solve all family challenges? | Ssente zisobola okumalawo ebisoomooza by'amaka byonna? |
ague | omusujja. |
collar | kkala. |
The coronavirus has led to the closer of many organizations. | Akawuka ka kolona kaviiriddeko okuggalwa kw'ebitongole bingi. |
Local leaders will be available to settle any disputes in the area. | Abakulembeze b'ebyalo bajja kubeerawo okulungamya enkaayana zonna mu kitundu. |
Making an important decision alone can bring many negative aspects. | Okukola okusalawo okw'omugaso wekka kiyinza okkuleetera endowooza enkyamu nnyingi. |
Mobilise resources in an effort to prepare for disasters. | Kungaanya e byetaagisa mu kaweefube w'okwetegekera ebibamba. |
It is not a bad thing to copy what other business people are doing. | Si kibi okukoppa bannabizinensi abalala kye bakola. |
origin | okusooka |
Babies need breast milk for the first six months. | Abaana abawere beetaaga amabeere okumala emyezi omukaaga egisooka. |
What are project management tools? | Ebikozesebwa okuddukanya pulojekiti kye ki? |
The running water caused serious damage to the school. | Okukulukuta kw'amazzi okwabaddewo kwayonoonedde ddaala essomero. |
The fire started in the room of the night duty officer. | Omuliro gwatandikidde mu kisenge ky'omukungu akola ekiro. |
It rained the whole day. | Yatonnye olunaku lwonna. |
The budget was reduced by five per cent. | Embalirira yakendeezeddwako ebitundu bitaano ku buli kikumi. |
loiter | okulattalatta |
Bridge construction is expected to be complete in four years. | Okuzimba olutindo kusuubirwa okumalirizibwa mu myaka ena. |
dip | okusomyamu |
Our team lost the match. | Ttiimu yaffe yasudde omuzannyo. |
table | ekijiiko ekinene. |
Subsets and Splits