English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
adze
|
embazzi
|
A speech was given in one of the mosques in Uganda.
|
Okwogerwa kwakoleddwa mu gumu ku mizikiti mu Uganda.
|
The Toro kingdom has the youngest king in the country.
|
Obwakabaka bwa Toro bulina Kabaka asinga obuto mu ggwanga.
|
tassel
|
ekituttwa
|
Community development has declined over the years.
|
Enkulaakulana mu kitundu egenze ekendeera okumala emyaka.
|
We may not vote this year.
|
Tuyinza obutalonda omwaka guno.
|
The seniors are preparing to host the golf game.
|
Abakulu bateekateeka kukyaza muzannyo gwa goofu.
|
cuff
|
okukuba oluyi.
|
Buying water is quite costly.
|
Okugula amazzi kya bbeeyi mu.
|
There are many road construction companies in Uganda.
|
Waliwo Kkampuni nnyingi ezikola enguudo mu Uganda.
|
pain
|
okusennya
|
Veterinary doctors have access to online courses.
|
Abasawo b'ebisolo basobola okusomera ku mutimbagano.
|
jolly
|
a ssanyu.
|
The construction will be completed next year.
|
Okuzimba kujja kukomekkerezebwa omwaka ogujja.
|
What is the difference between faith and hope?
|
Njawulo ki eri wakati wokukkiriza n'essuubi?
|
He was born on twenty fourth May nineteen forty eight.
|
Yazaalibwa nga nnya Muzigo lukumi mu lwenda ana mu munnaana.
|
She explains how her business profits reduced and how this has affected her life.
|
Annyonnyola engeri amagoba ga bizinensi ye gye gaakendeera n'engeri kino gye kyakosaamu obulamu bwe.
|
blink
|
okutemya
|
People drive speed on highway roads.
|
Abantu bavuga endiima ku nguudo zi mwasanjala.
|
vulgar
|
ggulu.
|
message
|
ebigambo
|
How much can a solar system cost?
|
Omuyungano gw'amasannyalaze g'amaanyi g'enjuba gugula ssente mmeka?
|
Bar owners should understand the challenges of their business.
|
Bannannyini mabbaala balina okutegeera ebisoomooza bya bizinensi zaabwe.
|
work
|
okukola omulimu; w. very hard
|
You need to wake up very early and read
|
Weetaaga okuzuukuka ku makya ennyo osome.
|
The chairman requested all of us to work towards development .
|
Ssentebe yatusabye ffenna okukolerera enkulaakulana.
|
People should speak out when they need help.
|
Abantu balina okweyogerako nga beetaaga obuyambi.
|
My wife was so taken up by the television that she did not hear me knocking.
|
Mukyala wange yabadde ebirowoozo abimalidde ku ttivvi n'okutuuka obutampulira nga nkonkona.
|
The project looks at developing agro-processing industries in Uganda.
|
Pulojekiti etunuulira kutumbula makolero g'ebyobulimi mu Uganda.
|
Their survey covered an area of nine hundred metres.
|
Okunoonyereza kwaabwe kwakolebwa mu kifo kya mmita lwenda.
|
The doctor encouraged us to eat fruits and vegetables.
|
Omusawo yatukubiriza okulya ebibala n'enva endiirwa.
|
stagger
|
okutagatta
|
Technology has enabled distance learning in Uganda
|
Tekinologiya asobozesezza okusomera ewaka mu Uganda.
|
siftings
|
empulunguse.
|
chief
|
lukulwe.
|
house-holder
|
ssemaka
|
If u don't want to put on a mask, don't visit public places.
|
Bw'oba toyagala kwambala masiki togenda mu bifo by'olukale.
|
The winning team will be awarded accordingly.
|
Ttiimu empanguzi ejja kuweebwa ekirabo nga bwekyetaagisa.
|
tale
|
olugero
|
How does the bank recover its money if someone fails to pay back the loan?
|
Bbanka enunula etya ssente zaayo singa omuntu alemererwa okusasula looni?
|
The ministry of health release the COVID-19 statistics.
|
Minisitule y'ebyobulamu efulumizza ebikwata ku kirwadde kya ssenyiga omukambwe.
|
Police also attended the debate.
|
Poliisi nayo yeetabye mu kukubaganya ebirowoozo.
|
I eat fried cassava for breakfast.
|
Ndya muwogo omusiike ku kyenkya.
|
The teachers are not encouraged by the little pay.
|
Abasomesa tebasikirizibwa n'omusaala omutono.
|
The suspects were also arrested.
|
Abateeberezebwa nabo baakwatiddwa.
|
How can we help people who have hearing problems?
|
Tuyinza kuyamba tutya abantu abalina obuzibu bw'okuwulira?
|
They reclaimed the swamp to build a house.
|
Baasenda ekitoogo okuzimba ennyumba.
|
cut
|
okubagulula
|
The head teacher complained about the late coming of teachers.
|
Omukulu w'essomero yeemulugunyizza ku ky'abasomesa okutuuka ekikeerezi.
|
The Uganda National Roads Authority is in charge of road constructions.
|
Ekitongole kya Uganda Revenue Authority kivunaanyizibwa ku kukola nguudo.
|
She used to tease other children at school.
|
Yasojjanga abaana abalala ku ssomero.
|
Other leaders were also granted bail.
|
Abakulembeze abalala nabo beeyimiriddwa.
|
upset
|
okulenduka; (liquids) okuyiika
|
rosary
|
ssapuli
|
season
|
ddumbi; dry s.
|
fidget
|
okusuguunyasuguunya
|
guarantee
|
omusingo
|
exhibit
|
okwolesa
|
port
|
omwalo.
|
District officials have been accused of corruption by the people.
|
Abakungu ba disitulikiti bavuunaaniddwa abantu olw'okulya enguzi.
|
The public has a right to participate in national activities.
|
Abantu balina eddembe okwetaba mu mirimu gy'eggwanga.
|
Some health centres provide better and quality services.
|
Amalwaliro agamu gawa obuweereza obusingako era obulungi.
|
The man was bewitched by his wife.
|
Omusajja yalogwa mukyala we.
|
yield
|
okuleka; (submit) okujeemulukuka
|
apocrypha
|
apookolofa.
|
cash
|
enkalu
|
The district wants to find out why the girls are dropping out of school.
|
Disitulikiti eyagala kuzuula lwaki abawala bawanduka mu ssomero?
|
leafy
|
a malagala mangi.
|
When transferred to a new school, the teacher could be affected negatively or positively.
|
Bw'osindikibwa ku ssomero epya, omusomesa asobola okukosebwa mu bulungi oba mu bubi.
|
Government should provide free funding for diseases like leprosy.
|
Gavumenti eteekeddwa eteekeddwa okuvujjirira okw'obwereere okw'endwadde ng'ebigenge.
|
We are celebrating her birthday.
|
Tuli mu kukuza mazaalibwa ge.
|
Many mothers die during delivery.
|
Bamaama bangi bafa nga bazaala.
|
The men kicked the wooden door open.
|
Abasajja baasamba oluggi lw'omuti ne lweggula.
|
The thief was taken to prison.
|
Omubbi yatwaliddwa mu kkomera.
|
His motorcycle was damaged during the accident.
|
Ppikipiki ye yayonoonebwa mu kabenje.
|
Inaccessibility to some areas discouraged the vaccination process.
|
Obuzibu mu kutuuka mu bitundi ebimu bwalemesa enkola y'okugema.
|
toss
|
okumaguka; (with the horns) okusena.
|
Farmers were given seeds that they did not ask for.
|
Abalimi baaweebwa ensigo ze bataasaba.
|
The students protested about poor administration.
|
Abayizi beegugunze olw'obukulembeze obubi.
|
Most of the refugees come from neighbouring countries.
|
Abanoonyiboobubudamu abasinga bava mu nsi ezirinaanyeewo.
|
I accepted his job offer because the salary is good.
|
Nnakkiriza okukola omulimu gwe kubanga omusaala mulungi.
|
whistle
|
okufuuwa ekirenge
|
For a school to stay in a community for over twenty five years, its an achievement.
|
Essomero okusigala mu kitundu okumala emyaka abiri mu etaano n'okusoba, kiba kya buwanguzi.
|
Entebbe is the only international airport in Uganda.
|
Entebbe kye kisaawe ky'ennyonyi kyokka mu Uganda ekiri ku mutindo gw'ensi yonna.
|
wound
|
ekiwundu.
|
Many individuals have donated to the national coronavirus task force.
|
Abantu ssekinnoomu bangi bawaddeyo obuyambi eri akakiiko akadduukirize ak'okulwanyisa akawuka ka kolona.
|
kingfisher
|
akasumagizi.
|
The community has the highest rates of high school dropouts.
|
Ekitundu kye kisingamu omuwendo gw'abawanduse mu ssomero omungi.
|
The government looks at social-economic transformation among the people.
|
Gavumenti etunuulira enkulaakulana y'abantu mu byenfuna ne mu mbeera eza bulijjo.
|
Every student contributed towards construction of the new classroom block.
|
Buli muyizi yasonze eri okuzimbibwa kw'ekibiina ekipya.
|
vigorous
|
a maanyi
|
Holding two positions at ago is a big responsibility.
|
Okuba n'ebifo ebibiri omulundi gumu buvunaanyizibwa bunene.
|
construe
|
okuduuma
|
A booster dose of oral Polio vaccine will be given to all children under five.
|
Ddoozi ya ppooliyo ey'omu kamwa eyongera amaanyi ejja kuweebwa abaana bonna abali wansi w'emyaka etaano.
|
Football fans around the world are excited for the new season.
|
Abawagizi b'omupiira okwetooloola ensi basanyufu olwa sizoni empya.
|
enforce
|
okukakaabiriza.
|
Farmers should plant soybeans.
|
Abalimi balina okusimba soya.
|
There will be destruction of property.
|
Wajja kubaawo okwonoona ebintu.
|
Who is a battalion?
|
Omujaasi y'ani?
|
Pupils performance in the final examinations was very poor.
|
Enkola y'abaana mu bibuuzo by'akamalirizo yali mbi nnyo.
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.